Undercover Paapi DCMempire we run dis ting
Donkoff
I wanna be your boyfriend for a long long time
Omukwanogwo guntembye era gwe gwendota
Omukwano gwennina mungi osenako notwara
Njagala nkutware ewange olabeyo eyo gyembeera
For dinner candle nina love combo
Babygirl you make my day
Naye ggwe onsomooza onkyokooza okimanyi wankuba nnyo
Umm nze pressure zinnumbye
Olwa demu anyilira okamala
Ono andwaaziza amazeeko nebigambo
Umm nze pressure zinnumbye
Olwa demu anyilira okamala
Ono ampunziza nfunyemu nakatengo
Nyabo sikumanyira naye mpulira nga binsobedde
Ekituufu nakutamiira ngate sibyakumala budde
Nze mpulira omuliro guyakayakana ngulaba ntunudde kuggwe
Nabayimbi bonna nze bempulira mpulira bayimba kuggwe
Kubanga onyilira biebe era omalako nkimanyi oli London print
Obulungi bwo sibwakwegula biebe oli naturally pretty
Umm nze pressure zinnumbye
Olwa demu anyilira okamala
Ono andwaaziza amazeeko nebigambo
Umm nze pressure zinnumbye
Olwa demu anyilira okamala
Ono ampunziza nfunyemu nakatengo
I wanna be your boyfriend for a long long time
Omukwanogwo guntembye era gwe gwendota
Omukwano gwennina mungi osenako notwara
Njagala nkutware ewange olabeyo eyo gyembeera
Ku dinner candle nina love combo
Babygirl you make my day
Naye ggwe onsomooza okimanyi wankuba nnyo
Umm nze pressure zinnumbye
Olwa demu anyilira okamala
Ono andwaaziza amazeeko nebigambo
Umm nze pressure zinnumbye
Olwa demu anyilira okamala
Ono ampunziza nfunyemu nakatengo
Oh oooh yeah