Fire Fire
Isaac Prosper ne Artin fire fire, Gwe
Atayagiliza fire fire
Isaac Prosper ne Artin fire fire fire ,
LEVEL
Kikulume kuba boyi ndaba Kikuluma
Buli kyenfuna ogunugu negukuluma
Tetuloga Ffe just katonda yatuwa
Tusaba busabi Ebilungi Netubifuna ,GWE
Kikulume, Nina katonda wama silimuta
Kale Kikulume , Mikisa mingi buli Jempita
Kikulume , Nina katonda ate'la silimuta
Kale Kikulume ,sidogo jawo enugu kumutima
Verse1
Gwe yawa nenume ezala
Towakana tekamu esaala
Nga kana weyamuwa omwana Tozikiza everyday nga sojja gwe lwana,
Gwe
Okolima mbu gundi yakulemesa
Wewalaba abaloga nogezesa
Sibwekyiba katonda yabikola kuba ndaba watuloga naye ela tebyakola,
Kati Leka Muzinile Wipolo ne Dombolo , Gwe
Selector tutela akeshongolo , Gwe
Sidogo just tusaba katonda Jangu tunyumilwe tusanyuke vamukasonda
Kikulume, Nina katonda wama silimuta
, Mikisa mingi buli Jempita
, Nina katonda ate'la silimuta
,sidogo jawo enugu kumutima
Nali bubi nga mwasekanga
Masimu nenkuba nemutakwata
Omanyi okalyada kadada ebitala byantada obulamu bwakuka
Wengeja mbu ebyo bilwade, haha
Tulya bulungi boyi oswade, oswade
Just time biwe akade sabanyo mukama akuwa nga ayagade
Gwe saba mukama ali kuwulila , sabanyo
Kuba nafe eno tubasabila ,sabanyo
Nasaba mukama yampulila Enziji yazigula
Emikisa nanfukilila
Gwe
Kikulume
Kale Kikulume
Gwe
Kikulume
Kale Kikulume
Fire Fire
Isaac Prosper ne Artin fire fire, Gwe
Atayagiliza fire fire
Isaac Prosper ne Artin fire fire fire fire