malayika by Stem Josem"
malayika. Malayikaaaa.....
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
malayika Malayikaaaa....
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
abalungi muli bazibu omuntu okuyita nga todamuu....
notamanya ofiilwa mukisa
nga nze nina ogwo gwebakutondela
gwe wewuunya abamu butafuumbirwa
baleka ffe nebagenda nabayaye
olumuwa olubuto nga yegaana
ngakule otuyana namwana
ye avaamu njaga
nakuwuta mwenge
eno akuttide future
yeba takibala abala namumala
malayika nkusaba tunula eno
malayika Malayikaaaa...
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
malayika Malayikaaaa.....
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
yegwoyanukula abeera atya
gwoseka naye akikola atyaaa...
gwolifumbilwa omwagala mu matwale ki nyabo
nze mbuuuza???
tonyooma
ndi kufukira ekyo kyoyagala ahaa
kasita ompa omutima gwo nyabo ohoo
silikugatika ekyo nedda
I won't leave you alone my princess
and I will never leave your side ohoo
kanjogereze mulwatu nti nkwagala mukwano
nkusaba onjagale
malayika Malayikaaaa....
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
malayika Malayikaaaa....
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
abalungi muli bazibu omuntu okuyita nga todamuu...
notamanya ofiilwa mukisa nga nze nina ogwo gwebakutondela
gwe wewuunya abamu butafuumbirwa
baleka ffe nebagenda nabayaye
olumuwa olubuto nga yegaana
ngakule otuyana namwana
yegwoyanukula abeera atyaa...
gwoseka naye akikola atyaaa
gwolifumbilwa omwagala mu matwale ki nyabo
nze mbuuuzaaa...
malayika Malayikaaaa...
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko
malayika Malayikaaaa...
nkanya kwogera tonyega
malayika
tunulako eno gyendi
afazaali ompe ku ka number ko