Uuhuu Reality official Reer tachie iih
Beibe lover nzikiriza mbeere your number mwojja
I Wana be your fighter
Nga every day yenze akulwaniranga
Oh my sweet mugole eeh
Olinga balubu gano mazima ndayira
Nyweza tonta love
Mpozi ndeka kumikolo gya amaziika
Onkubisa ndulu
Nkubuzaako love bonju
Ondekedde omulimu omunene
Nkukumenga abayaye mbengange eeh
Eyiyee
Nze ndibeerawo ndibeerawo
Beibe eeh
Yenze alibeerawo mukwano gwo daily
Beibe ndibeerawo ndibeerawo daily
Yenze alibeerawo mukwano gwo beibe
Jah ndibeerawo mubizibu nga bingi
Sivawo nga tewali silingi
Ndabye banji abeyita abalungi
Naye nkizudde bo bekuuba bilangi
Omukwano gwo daily
Akuliira akameere guba gwo omutima Kati jangu ogugulire
Yee
Wangamba wakowa ba raster
Beibi nsabirira nfuuke mu pastor
Mbu era gwe tolinya na coaster
Dia tonta njakugula helicopter