Siri Safe - Marsha Ak

Siri Safe

2.5 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Siri Safe Lyrics

Mmmmh mmmmmh. 

A Marsha AK (daddy love)

Kubulungi bwo nebuzamu, Dala kisoboka kitya okuba nga ompenda omu.... 

Olunsi nange nentyamu, bandi kubuzabuza nelukya ate n'onvamu.... 

Abansingako obulungi era obalaba, n'abakwefasa mumakubo obafuna. 

Nkwagadde nyo manyi muli okilaba, Abasaba aka number bawe eyange wobafuna.

Oh no no

Ebyadala siri safe, nebwolaba obusimu obwokumukumu. My baibe Siri safe, eno omutiima gunkuba kumukumu. Ndi mukutya baby Siri safe nebwolaba obubuuzo obwokumukumu. Nze ebyadala siri safe, Siri safe, Siri safe....

Ebyo mukwano nali nabita, nga nawuuna nonjogera amafuta. Nabo balinga gwe tebanyumya kubyakukita. Oh no noooo

 Kati okugwa mu love ntyamu, namenyeka menyeka jenasembera ogwamu. 

Nsaba gwe nsubiza toli nvamu, lwolinjabulila omukka lwegugwamuuuuu. 

Ebyadala siri safe nebwolaba obusimu obwokumukumu. My baibe Siri safe eno omutiima gunkuba kumukumu. Ndi mukutya baby Siri safe nebwolaba obubuuzo obwokumukumu. Nze ebyadala siri safe Siri safe Siri safe.

Kagwirawo