Nkwagala - Codedblc

Nkwagala

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nkwagala Lyrics

Mwana muwala Nkwagala ebiliyo oh oh

" A coded music "

Nkwagala nyo you're my gal I love my gal*2

Ondi muli

Munda I love you my gal*2

Nina omwana amanya ye Kalunji

Omulaba nawe alabika bulunji

Sembele Eno nkuwe ebilunji binji

Oba nkutwaleko ewa Ssempanji

Akafo ke kachakaza no banji 

Tekasosola kobele nga gwe Ani 

Wompita nzilamu nti wanji

Nina enyonta mpa no kumazzi

Oli mulunji kilabwa na ayonka

Malayika ekusinza NEMA

Kafigure keko tolina gwe we wachama

Wabula ndiko ekyana.

Nkwagala nyo you're my gal I love you my gal*2

Ondi muli 

Munda I love you my gal*2

Nkola sente nzilya nga muvubi ate

My baby jangu nkukyakazemu Nate

Tugende e London nkulage ku Kante

Ku lutindo wansi wa Conte

Otumye kyonywa ndabe waiter ante

Ye onochakala tobanga wekute

Kale jangu nku gulile ku nte

Sente zange so teli kizikute

Kati wanika emikono jiyise kumutwe

Ndi wanjawulo sili wekatwe

Waka mwali ate silina lutwe

Sente zizo kazikuwewete gwe

Teli mulunji akusinga bulunji gwe 

Wakula akabiina face ne'ntumbwe

Njogeza amazima omutima ogubye.

Omutima ogubye.

Nkwagala nyo you're my gal I love you my gal*2

Ondi muli

Munda I love you my gal*2

My dear oyaka I can see in the dark.

Your beauty deserves a mark

In my life you can with a luck

No omukwano gwo masanyalaze

Sikusotinza ntya zi spark.

Kagwirawo