Okuva lwewanzikiriza Siwankawanka.
Nsibidde ku ggwe manya Silowoza Byankya.
Bwe babuza abalungi,manya nze ku ggwe kwensonga.
Kunze okirako ZAABU,
Yeggwe eyamponya OBWAVU,
Oli mugga omuteefu omutali wadde BUKYAFU,
Laba nze wamponya EMISAMVU,
Ela sikyasiba MITAAFU.
Chorus;
NKUUMA, NKUUMA, NKUUMA
EBIZIBU BINGYI, NKUUMA.
MUKAMA NTASA,NTASA,NTASA,
ENDWADE NYINGYI,NTASA.
Verse 2;
Omukwano gwo tegunalabika,
N'obulungyi bwoliko manya okirako amata,
Njagala nkusinze Bambi nga Siwela,
Omukwano gwondaze amaziima bambi sitooma,
Guno omwoyo guggwo Mukama Kati TWALA,
Ensozi n'Emiti gyinakuyita TAATA,
KYIGAALA YE AWULIRE,
MUZIBE YE ALABE,
N'ABAGUMBA BANAZAALA ABAANA.
Ndi kumavivi eee,
Nfukamidde kumavivi ee.
Chorus;
NKUUMA, NKUUMA, NKUUMA
EBIZIBU BINGYI, NKUUMA.
MUKAMA NTASA,NTASA,NTASA,
ENDWADE NYINGYI,NTASA.
Bridge
LET IT BE (LIB) LUKE 1:38
Verse 3;
Mbatiira ng'Enkoko bwewambatiira abaana bayo,
Nga mu Nkuba yeggwe Umbrella,
Mumpewo yeggwe Kabuti yange.
Okuva lwewanzikiriza sikyayugayuga,
Okuva lwewansembeza sikyayagayaga,
Okuva lwewanzikiriza AA oo,
Okuva lwewansembeza.