Mwana Wange - Dr. Ronnie UG

Mwana Wange

5.0 of 5 stars
5 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mwana Wange Lyrics

Intro:

Dr Ronnie Uganda.

Chorus:

Mutabani wuliriza..

Togya gyamya nga amaka....

Kubanga kye kitiibwa ...

Ky'omusajja kunsi...

Mwana wange wuliriza....

Togya gyamya nga amaka....

Kubanga ky'kitiibwa...

Ky'omusajja kunsi.... (chorus:X2)

Verse:

Babeera babulirila..

Owa bwobwe..

O'womunaku..

Okuttu nga ....

Onkunkumula...

Tamanya ow'omunaku okuganyurwa...

Mwana wange ..

Gwe obileke tayo...

Kati kunkumula envumbo...

Wululu...wululu..wuuluhh...!!!

Wuliriza bye ngamba...

Mwana wangeeee....

Nabino biwulire..

Magujja okusaala n'egumba...

Teki kusuuziza...

Kiffi ky'okutte...

Kuba obunene....

Bwegumbaaa....

Tebusinga kiffi kyolina...

Amababanyi gewale nga.....

Tegakusuula nga muntaata....

(REPEAT CHROUS):

Verse:

Nga mufunye okusowagana....

Temwe webuula.. 

Mu maaso g'abato....

Ekisenge ye'kotti yamaka....

Eyo gyebakwatiira ddamula....

Tobeera mwaogezi omu Mwana wange.....

Bilowoozo bye byanilize ...

Olwo mubeere n'omusinji ogugumidde...

Amaka obutayuuga.....

(REPEAT CHORUS):

Ekisembayo Mwana wange ....

Nakyo nsaba okikwatte....

Buli kiseera yogeera eri Mukyaala woo..

Wulu..wululu..wulululuh....

Kubanga ky'amutonderwa....

Owuliriza bazze yenyini....

Aaaahh........!!!

Ekilala tobanga Mukono gaamu....

Mulabirile omwana wabandi.....

Bakyaali Balina kuwebwaa.....

Aaaaah.......!!!

Gyoyitiira muyiyizeyo....

Omwana wabandi....

Ngambye muwe ....

                   Muwe...

                   Muwe....

                   Muwe...

Nabiri by'otegedde........

(REPEAT CHORUS):

Bajja ffe bageleesa...

Embulirile teffa Yona....

Anti nantabuliriwa ...

Bulijjo asabala gwa bumba...

Laba enjuba ..

Egoloobye...

Nze kanzire ...

Okwa boobweeee...

Mwelabaaa...........

Kagwirawo