Everywhere - Bad Danger

Everywhere

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Everywhere Lyrics

Ya bad danger , per now anemy you die a danger a lion of tears Musuza mix the beat a gwe.

Nakula bulungi everywhere nzina bulungi everywhere mpunya bulungi everywhere "A" kyesimanyi oba mpooma Everywhere.

Nayenga bakyali  mwe abandi ku near mukebere kirikitya awo wansi kubutti waliwo abagamba nti ndiimu sugar abalala kale bagamba nti ndimu Apple ,muli nendoowoza oba ndi mu kedo Naye lindako cibamu akatunda ndaba Abantu bantunulira buli gyempita bacigala ate bantunulira Zena emirembe zimbuze a a oba oba akaviri kekabakuba oba kawato oba akabina nze kenakuza uhu oba akayiindo kekabakuba

a a abasawo kebankebereko,Guno omubiri gumbuza buza Guno omubiri gwenina nze gumbuza buza bino ebitundu bimbuza buza bino ebitundu byenina nze bimbuza buza.

Nakulabulungi everywhere nzina bulungi everywhere mpunya bulungi everywhere "A" kyesimanyi oba mpooma everywhere.

Nange cimanyi oba ndimu power oba masanyalaze A oba wumeme,nafuna omuzungu nangamba, hunny hunny you are like sweet katti ? Nenfuna omusoga nangambaa Bebi embooli oba ekucinga kyiwusu laba omuganda bwambuza hunny hunny olimu mugatti gwa berter kunze ndimu mugatti gwa berter nze kuba mugatti gwa berter "A" Guno omubiri gumbuza buza Guno omubiri gwenina nze gumbuza buza bino ebitundu bimbuza buza bino ebitundu byenina nze bimbuza.

Nakula bulungi everywhere nzina bulungi everywhere mpunya bulungi everywhere "A"kyesimanyi oba mpooma everywhere 

mazina genina go gandi ku near kuba ekyiwato kyenina kyo kyifuna care  kyova Olaba omuzic mbaawa mugiyaa ebenerijako mbaleka mwana mu Deai , Any everywhere everywhere everywhere "A" everywhere, uhu ,uhu,uhu uhu "A" uhu ndi okay everywhereeee.

Kagwirawo