Environment
Environment
Environmentiii entabuseko environment
Environmental condition efukuuse njagala ekyana kyange kibe kunze kunzee kibe kunze ekyana kyange kibe kunze
Gambye embera yobude efukuuse njagala ekyana kyange kibe kkunzeee
Kuzeee kibe kunze ekyana kyange kibe kunze...
1st verse
Oba wa gyekyalaze eyo gyekyasuze
Embera yobude wotali enzise
Ejjo wazze mukwano naye sakkuse
Ndaba nga mwaka gweguyise
Kirabika nkuze
Lunaku ndumazeko nga sikoze
Sisese atera seebase
Mutima gwange wuwo gyegwasuze
Amaaso gankanuse
Nninda lwendikulaba ngozze
Kumutima mpulire nga nange ssanyu lizze
Ndayira guno weguba mweso njalise ate weguba musango muvvi gunzisee
Eno love enziseee...
Chorus again.....
2nd verse...
Embera yobude entabuseko nyabo
Obude buntabude mental Siri stable
Kati wendaba bali mulove ngwa mubikopo
Nga nkujukira mulunji wange my kibubu
Njagala okomewo tukole love collabo
Nga nkujukira mulunji wange my kibubu
Naye lwaki omutima gwange ogukutula cable ngate wansuubiza nti yegwe Alibawo mu trouble
Era mu kabbo nakuleterangobulabo ngamanyi ekisobye tuli tulanga ku table
Aaaaaah
Naye sifayo ngenda kusigala humble
Nga buli jontuma nnumba nga John Rambo...
Environment
Environment
Environmentiii
Entabuseko environment
Amaso gankanuse
Ninda lwenda
Lwendikulaba ngozze
Kumutima mpulire nga nange ssanyuLizze
Ndayira guno weguba mweso njalise
Ate weguba musango muvvi gunzisee
Eno love enziseee
Environmental condition efukuuse
Njagala ekyana kyange kibe kunze
Kuzeee
Kibe kunze
Ekyana kyange kibe kunze
Gambye embera yobude efukuuse
Njagala ekyana kyange kibe kunze
Kunzee
Kibe kunze ekyana kyange kibe kunze
Kunzee........