Mummy love ogenze nabo
Njagala kimu kuba nawe
Mummy love a missing
Amissing ×2
Obikola kunumya
Nze nejuse
Naye nga totuuke
A never listened to bad man haters
Mukwano bunkukya ondekewo nzeka ha
Naye nga lwaki
Mutima golumya ogulangaki
Nze mbikoleleki
Kanesenyiwe love yebinumizaki
CHOR:
Jogenze totuuke
Nze nkimanyi totuuke
Mutima gwange go gukulinze. ×2
Boliba onzilide munange
Jogenze totuuke
Nze nkimanyi totuuke
Nkwagala bisima binji byelele
Boliba onzilide munange (Boliba otuuse gyogenze)
2 VERSE
Yono gwe nayita nga Doctor
Mutima gwange nasalawo namenya
Yeteyayagala kumanya
Yeyaduka
Abatanjagaliza nebamwediza
Ha ha ha
Gyagenze ilimitawaana
Alese nze amwagala agenze namubanda
Nesimu bwenkuba egamba wrong number
Mutima gwange gyendi gukaba mukyenda haha
Nze ndikulinda nowoba ogenze bunayila
Nsubiza mukwano darling ndayila
He
A miss ×2
A missing you
CHOR
Jogenze totuuke
Nze nkimanyi totuuke
Mutima gwange go gukulinze. ×3
Boliba onzilide munange
Jogenze totuuke
Nze nkimanyi totuuke
Nkwagala bisima binji byelele
Boliba onzilide munange (Boliba otuuse gyogenze)