Guno Omulembe - Famekiz

Guno Omulembe

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Guno Omulembe Lyrics

Intro
Mazina nkuwe tomanyi mazina nkuwe
Gano maji na ttule
Famekiz
Verse 1
Bwenakedde nasabye Mukama anjune
Kayimba kange nange kakube
Mpulire enduulu Nga efuluma bbala
Bano bakyakaze tebatya swala
Yoo The way you Jig your body
Njagala kumanya wa jewajja obwo obubaddi
Kati nze mpita Fame Duddie
Oli top shatter nkwateko ku your body Baby gal
Chorus
Guno omulembe abaana basattira
Guno omulembe
Guno omulembe abaana bakubuzako emirembe×2
Verse 2
One plus two I need your body too
Gwe toli musoga nga olina emputtu
Gano majje mapya tompita kuluttu
Bali babofu kati ffe babuufu
Batugamba tetulikikola
Kati tubikoze ate bagamba tetubisobola
Mwatuzoleya nga tulya maluma

Kati tuvimba ate mugamba mbu mwatusabira
Bantu banji batugenzeko
Nebaza mukama kubanga onkumye nyo
Nonzijja mu ghetto nonjozako ebisooto
Chorus
Guno omulembe abaana basattira
Guno omulembe
Guno omulembe abaana bakubuzako emirembe×2
Verse 3
Yoo The way you Jig your body
Njagala kumanya wa jewajja obwo obubaddi
Kati nze mpita Fame Duddie
Oli top shatter nkwateko ku your body Baby gal
One plus two I need your body too
Gwe toli musoga nga olina emputtu
Gano majje mapya tompita kuluttu
Bali babofu kati ffe babuufu

Kagwirawo