Tulina Okutuuka - Trumpets Of Hope Choir

Tulina Okutuuka

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Tulina Okutuuka Lyrics

Tulin(a) okutuuka bambi tokoowa (oh)

Gw(e) abadd(e) akaaba tewenyoma

Ddamu amanyi

Obudde buno

Bwa 'kupambana' ah tewekyawa

Lwaki 'afazaali' tofuna 

ku abo omu

Ne mugabana ku magezi

Y'ey(o) embeera buli gyogenda

Ka tukulage tunulak(o) eno

Bann(o) eyo bangi balumwa nga gwe (oh)

Abalala bali bubi okukusinga

Naye baguma

Tebekyawa

Leka kuyomba

Tonenya Katond(a) oyo (oyo)

N'ensi mwetuli ye yagitonda lwakuba 

Yakimanya nti erikyuuka (ahhh)

Ebyo bwetubiraba tube bagezi

Tetukaaba

Naye tube basabi nyo

(Ah naye)

Bino bye biseera byenyini bye tulin(a) okwetegerez(a) enyo

Ensi

Bw'eri

Edduka gyeraga watankanibwa (oh)

Tube bagumu wadde bitutomedde (hee)

Omulokozi yatugamba

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Bino bye biseera byenyini bye tulin(a) okwetegerez(a) enyo

Ensi

Bw'eri

Edduka gyeraga watankanibwa (oh)

Tube bagumu wadde bitutomedde (hee)

Omulokozi yatugamba

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Tumanyi bye tulab(a) obirar(a) eyo (oh)

Enzige ne zigya ne zeswanta

Ne  zigenda

Ate wulira

Luno lutalo lwa birwadde byataamye

Biruse entalo mu mawanga nti ye gwe

Nedda y'oli si nze

Ng(a) en(o) abantu batokomoka oh

Ebyo byonna biraga wetutuuse

(Ah naye)

Bino bye biseera byenyini bye tulin(a) okwetegerez(a) enyo

Ensi

Bw'eri

Edduka gyeraga watankanibwa (oh)

Tube bagumu wadde bitutomedde (hee)

Omulokozi yatugamba

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Bino bye biseera byenyini bye tulin(a) okwetegerez(a) enyo

Ensi

Bw'eri

Edduka gyeraga watankanibwa (oh)

Tube bagumu wadde bitutomedde (hee)

Omulokozi yatugamba

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Tulina okukimanya nti ate bingi

Ebigy(a) ebikalub(a) okusinga bino

Ng'at(e) oluusi

Tebiv(a) eri 

Biva wano

Mu nyumba tokiwakana

Abantu tebatya na kufa

B'etamwa da

Buli wamu er(a) okiraba (ahhhh)

Kati oyo akyay(e) obulamu bwe ye

Nkakas(a) oba bw(o) obubwo  abwagala

(Ah naye)

Bino bye biseera byenyini bye tulin(a) okwetegerez(a) enyo

Ensi

Bw'eri

Edduka gyeraga watankanibwa (oh)

Tube bagumu wadde bitutomedde (hee)

Omulokozi yatugamba

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Bino bye biseera byenyini bye tulin(a) okwetegerez(a) enyo

Ensi

Bw'eri

Edduka gyeraga watankanibwa (oh)

Tube bagumu wadde bitutomedde (hee)

Omulokozi yatugamba

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Enkomerer(o) ekonkona

Wetubirabira bino tumanye nyi

Enkomerer(o) ekonkona

Kagwirawo