Equation - Crypto Arch Ug

Equation

5.0 of 5 stars
19 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Equation Lyrics

Omukwano gwo ye equation gye nayita mu chemi ku OLevel 

Tewali confusion kubanga kye nakola nali nkimanyi 

Kwali ku balancinga na kureactinga 

Kwali ku balancinga na kureactinga 

Kati n'omukwano ku sharinga ah ku loving 

Kati n'omukwano ku sharinga ah ku loving 

CHORUS

Baby leete eno Omukwano gwolina  leete eno 

Nange ndete eyo  Omukwano gwenina ndete eyo 

Omukwano leete eno [oh baby]

Nange ndete eyo [oh baby]

Omukwano leete eno [oh baby]

Nange ndete eyo

Verse2

Today it's a weekend mukwano jangu tugende 

Sikuleka munyumba Kerri njagala tulye ombulamu 

Wabweru we nyumba owulire nga bwebunyuma obulamu 

Ku beach tujoge ne kugarden tuvimbe 

Olwo abateesi banyige kuba ndi nawe bwoya.

Verse 3

Sisobola kwe jjusa olunaku Lee wajja mubulamu bwange 

Waleeta blessing, blessing eyaleeta wanting 

After wanting, wanting yaleeta loving

After loving, loving yaleeta wedding 

Now you ma wife because you gave me your vow uhh uh uh

Now you ma wife because you gave me your vow

Written and sung by Crypto Arch Ug the versatile citizen [CA] 

Kagwirawo