Mulembe gwa damage (the end times) - Sirius gid

Mulembe gwa damage (the end times)

5.0 of 5 stars
2 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mulembe gwa damage (the end times) Lyrics

Door Knock...Man She Got Me Cheating. 

Mukube Kalifomu Omuzze Eka 

Wazukukira Omugambe Abadde Mukiloto Kyantisa 

(What) 

Muwe Obutwa ! 

Oh No Please It's Just The End You Need Salvation

Nga Bwekyali Kumulembe Gwa Noah Baali Balya Nga Banywa Era Nga Bawasa Amataba Negatuka, Abasinga Tebamanya. 

Kale Bamanya Naye Tebamanya Nti Bwasubiza Atukiriza (Haa) 

Kati Nno Nkugamba Babylon Ekibuga Kigudde Kekaseera Tukifulume Tewakyali Kulanga Kulala Sikukino Kyendaba Eyiee (Man) Sikukino Kyendaba

Bino Nga Byatisiza Woowe (My God) 

Bino Nga Byankaze Nnyo Owaye

Mulembe Gwa Damage 

Bino Ngabyatisiza Yaaye

Wokola Oba Mu Target 

Bino Nga Bwankazze Woowe

Byebo Byowulira Mbu Sheka Yalidde Pig Pastor Wa Gindi Police Emunonya Abakadde Nabato Tewali Njawulo

Vip Ordinary Omuzik Gwegumu 

Abasomi Naba Kafiiri Beyisa Kimu 

Anti John, Ayagala Sumayiya 

Kundeku Tuba Ne Haruna 

Mwana, Bireke Tonkubya Cupa Ayi

Bino Nga Ahaaa E, Bireke Tonkubya Cupa Nze Bikyuse Woooyi.

Bino Nga Byantisizza Woowe (My God) 

Bino Nga Byankaze Nnyo Owaye 

Mulembe Gwa Damage

Bino Nga Byantisizza Yaye

Wokola Oba Mu Target

Bino Nga Byankaze Nyo Woowe 

Abalwade Tebafa Abafa Bafa Kibwatukira (Mama Yi) 

Abalala Banonya Zaddagala 

Abandi Basesema Beer 

Love, Nga Balagala Munno Omwesiga Akuli Ku Niya (Surely) Ha Newebuuza Tulagawa Tudawa Awo.

Bino Nga Bintisizza 

Bino Nga Binsobedde 

Bino Nga Binkanze Nyo 

Bino Nga Bintabudde 

Tulagawa Tulagawa Awo Haa Tulagawa

Tulagawa Tulagawa Awo Tulagawa

But Man Remember We Poses The Right Opportunity To Save The Generation I And I We Overcome Apart We Fall Take This Serious The Time Is Now Or Never 

Fallen Is Babylon

Kagwirawo