Intro
Oyagala ani
The DC Boys
Onobeera nani
The DC Boys
Oyagala ani
Ehh eee
Onobeera nani
Verse 1
Wobeera Wendi ongamba you love me binji atte nodda ewoli omugamba mbu omusubwa binji
Nakwagala darling nga simanyi nti olowooza banji
Otutadde mu love triangle otukyanga nga kapiira ka tango otubatiisa otukyanze mubya'lali babiri babiri ma team ku finali
Oyagala ani
Nze obba oli
Onobeera nani
Nze obba oli
Chorus
(Salawo) mu love onobeera nani omukwano gwo onoguwa ani
(Salawo) biino byokyanga kyanga abazanyi salawo ogenda nani x2
Verse2
Baby Laila nali nze nalayila nti silikuleka walai nja kukuwasa naye Laila olina ebintu byokola otukutte otukyanga gwe weffudde baller ah ah ah
Okozesa mubiri gwo otukyanga kyanga ogabba mubiri gwo siganye bintu byo naye salawo ogumire kumuntu wo
Chorus
(Salawo) mu love onobeera nani omukwano gwo onoguwa ani
(Salawo) biino byokyanga kyanga anbazanyi salawo ogenda nani
Verse 3
Njagala kubeera woli (woli) oyagala kubeera noli (noli) when will you love some body when will you love ehh when will you love some body (lines by Moses Radio)
Salawo ogenda Nani omukwano gwo onoguwa ani nali nmanyi nze final daddy kumbe olinayo another daddy
Olina amafiiga agatalina ayiina olina akawato akatalina ayiina olina omubiri ogutalina ayina naye nabasajja olina abatalina ayiina
Ehh salawo ogenda nani omukwano gwo onoguwa ani biino byokyanga kyange abazanyi salawo ogenda nani
Chorus
(Salawo) my love onobeera nani omukwano gwo onoguwa ani
(Salawo) biino byokyanga kyanga abazanyi salawo ogenda Nani x2