Intro:
Ku buli munnakibuga, kibuga ku kibuga,
City dweller, dealer sojourner
Here is the press release,
Sebema Ug
Munansiima ngenze?
Verse 1
Eno message ya leero ya ffenna wamu (ffenna wamu),
Ng'ekibuga kino bwetukifunamu,
Kuba bweba nyumba Uganda, eno city sitting room,
Nga kyetuva tukuyita obuyonjo tubukwasaganye mu bumu,
Kubanga agali awamu leka n'abato bakyenyigiremu (kibakuliremu)
Kati ali mu motoka kasasiro toyisa mu ndabirwamu,
Bwoba ku njala ogumamu
Kabuyonjo nga wandiguminkirizamu,
Liba jjoogo kasasiro bw'oyisa mu ndabirwamu,
Omenya mateeka ga bya bulamu
Tuli ku lutalo tugoba bukyafu,
Obukyafu bukyamu obuyonjo sign ya bugunjufu,
Tosaasanya nga bukyafu ku bbala tulinako ebibbaafu,
Ba jjajja ffe bebagobawo wano foreign rule,
Ba jjajja b'enkya tuwangaale anti tugoby'obukyafu,
Kubanga ataasa obutonde clear oba otaasa bulamu.
Chorus:
Eno city yange nawe yiyo (yiyo),X3
Nawe yiyo(city) X3
Eno city yange nawe yiyo (yiyo)X3
Nawe yiyo (city) X3
Verse 2
Kino nkiyita kibuga kyo kulwa connection gyokirinako,
Kati keber'enkola zo, emiz'emibi gya mu kyalo,
Nnugu, ffitina bya mu kyalo,
Ataakole ogira odda mu kyalo,
Boda bwokalabula kkubo eyo ssi vibe maalo,
Jjoogo, kabonero, obwongo bongo
Biba bikolwa byo ebitulaga ekiri mutwe gwo,
Gw'akasuka pamper mu kasiko, obucupa n'obuveera mu kubo, (obwongo bongo)
Emigga, nnyanja, ntobazi ekyejo kyo kyekibimalawo,
Sunsulanga kasasiro,
N'omu ku gwoyita kasasiro,
Ku balala capital,
Put in a bin for a recycle
Eno revival nga ya Yesu Kristo soma Bible,
Obukyafu musango gube muziro,
Bwotakola part yo, oba olidde lukwe mu nsi yo.
Chorus:
Verse: 3
Eno bweba motoka City yaffe tedda reverse,
Mu kifo Kya brake it'll double indicate,
Nebw'otojja gy'endi yonja wooli kigasa ffembi,
Tukole nga ba law abiding and concerned citizen
Ng'obutayita mu bimuli buli omu kimuli muli,
Boda okkalabula kolasi nga nay'akiwulira bubi,
Tusale ne ku bubenje obuva ku nneyis'embi,
Ku makubo n'amasanyalaze,
Ku migga, myaala, nnyanja ntobazi yye menya ki ndeka ki?
Ffenna kulwa bulungi bwansi ffenna,
Enzikiza ku bbala n'omubbi eba emukola bubi.
Outro:
Passanger ne my car (nawe yiyo),
Stop car littering (muno mu city)
Landlord ne tenant ,(nawe yiyo),
Sirisa kabuyonjo erekaana (mu city)
Employer ne employee (nawe yiyo),
Bulyomu kuffe yetaaga munne (muno mu city)
Afande, afande, afande, afande, eeehh...
Kulwa Katonda n'ensi yange,
Sebema Ug, eno city yange.
Eno city yange.