Emutute - Jefyn Ug

Emutute

5.0 of 5 stars
6 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Emutute Lyrics

Ayiyiyiyiyiyiyiyiyiiiiii......

    Simanyi nti oba aliwano yenze..

Nange sinetegera,

Mpulira Ssanyu lyoka limpambye....

Eheee..

Kyenayagalizanga Embazzi,

Kibuyaga wuno asudde,

Ofuse wange official.....

Ohooo..

Webare mukwano okunjagala,

Nobaleka bonna nze nongumira,

Nange nsubiza silikulekangaa..ahaa

Emutute

Nze ono mutute

Emutute

Abasigadde mumuleke..

Eee..

Emutute

Nze ono mutute

Emutute

A basingadde mundeke..

Eee..

Emutute

Nze ono mutute

Emutute

Abasigadde mumuleke,

Ehee Ee.

Ekanzu yaTtata agiggwanaahaa

NeMaama Gomesi emusaanaahaa

Ye bakko nange munsaleko muliwaaa...ehee

Abantu mwena abokukyalo, Mwebale kutulaga mukwano,

Mbebazannyo

Allah abansasulire...Eee..

Bazadde nange abalungi.

Abemikwano abalungi 

Yonno gwensiimye mubangi.....Eee

Kati kussanyuka kudigida kulya.

Kukyakala kussanyuka kunywa.

Anti kyawedde DDA.......

Eee,

Wabula simanyi muntegedde?

Amannya Jefyn Ug,

Nze mututeeeeee......eeeeeeeee.......

Emutute

Nze ono mutute

Emutute

Abasiga mumuleke.

Eee..

Emutute

Nze ono mutute

Emutute

Abasigadde mundeke

Eee..

Emutute

Nze ono mutute

Emutute

Abasigadde Mumuleke.

Kagwirawo