It

It's Okay

4.3 of 5 stars
856 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

It's Okay Lyrics

It is okay

One Blessing, made it

It is okay

The Lyrical Boy

It is okay

Dropper Beats

Acidic Vokoz, oh

Byonna bikole naye

Teri mukisa mulala

Timmy Timmy JE Promotions

Nja kukoowa ntambule ŋŋende

Siridda mabega

Nja kumindinga business

Nkwewale ebya social distance

Kirabika nakola loss

Okukwagala nakola mistake, eh

Nali mmanyi nfunye bless

Nakulaba nga blessing (babe)

Naye nkizudde nze

Naawe olinga bali, aah

Walaayi olinga bali

It is okay

Buli kimu tokitya kikole

It is okay

Nebwentuma ababaka bavume

It is okay

Nebwenkuwa ebirabo obigobe

It is okay

Naye luliba olwo ojja kaaba

It is okay

Buli kimu kikole kikole

It is okay

Nebwentuma ababaka bavume

It is okay

Nebwenkuwa ebirabo obigobe

It is okay

Naye luliba olwo ojja kaaba

It is okay

Singa omanyi muli bwe mpulira

Singa omanyi omutima gwange bw’ogukaabya

I am about to surrender

Igno(re) ziruma

Lwaki weeyisa bwoti?

Why do you hurt my heart?

Kirabika olinayo abanene mu gavumenti

Lwaki ombonyaabonya oti?

Nja kumindinga business

Nkwewale ebya social distance

Kirabika nakola loss

Okukwagala nakola mistake, eh

Nali mmanyi nfunye blessing

Nakulaba nga blessing (babe)

Naye nkizudde nze

Naawe olinga bali (aah)

Walaayi olinga bali

It is okay

Buli kimu tokitya kikole

It is okay

Nebwentuma ababaka bavume

It is okay

Nebwenkuwa ebirabo obigobe

It is okay

Naye luliba olwo ojja kaaba

It is okay

Buli kimu kikole kikole

It is okay

Nebwentuma ababaka bavume

It is okay

Nebwenkuwa ebirabo obigobe

It is okay

Naye luliba olwo ojja kaaba

It is okay

Byonna bikole naye

Teri mukisa mulala

Nja kukoowa ntambule ŋŋende

Siridda mabega

Nja kumindinga business

Nkwewale ebya social distance

Kirabika nakola loss

Okukwagala nakola mistake, eh

Nali mmanyi nfunye bless

Nakulaba nga blessing (babe)

Naye nkizudde nze

Naawe olinga bali, aah

Walaayi olinga bali

It is okay

Buli kimu tokitya kikole

It is okay

Nebwentuma ababaka bavume

It is okay

Nebwenkuwa ebirabo obigobe

It is okay

Naye luliba olwo ojja kaaba

It is okay

Buli kimu kikole kikole

It is okay

Nebwentuma ababaka bavume

It is okay

Nebwenkuwa ebirabo obigobe

It is okay

Naye luliba olwo ojja kaaba

It is okay

Oh no

The Lyrical Boy

A Dropper Beats

Na One Blessing

Songa

Kagwirawo