Annatalia - Blessed Tabley

Annatalia

5.0 of 5 stars
4 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Annatalia Lyrics

harder,

Blessed tabley,

Murder,

Lockean lockean tekamu kareyco,

Massive massive massive productions,harder,murder

B.T.M

abakulabako bakungambire gwe Nata annatalia,

nti omutima ogwange gwakukunda Nata annatalia,

ebyange byoona kati nze mbikuwadde Nata annatalia,

bwemba sikulabye baibe nze mba siteledde Nata annatalia,

sibalimba Ono mukoleya,

oba muzungu okuva bulaya,

muyimbile oli miss by lutaya,

Namuraaba kuspark on live wire

simanyi oba muyite my zin red conquer wine esinga obukambwe,

Obulungi bwo tebusana bayaye busana love doctor nga nze omukambwe,

ebinyu byokola tiwali nsoni kubanga nze byoona bisanyusa,

kyekyo lwaaki nvudeyo nti nkugambe otegere nti waliwo akwagara,

luno olugendo lwenkunyumiza luwanvu jangu tubyogere ffena,

raba naterese na kalabo ko ewaka,

jangu yegwe mukwano gwange,

ebintu byendiko simanyi na kumanyi,

jangu tubyogere ffena 

Abakulabako bakungambire gwe Nata annatalia,

nti omutima ogwange gwakukunda Nata annatalia,

ebyange byoona kati nze mbikuwadde Nata annatalia,

bwemba sikulabye baibe nze mba siteledde Nata annatalia,

sibalimba Ono mukoleya,

oba muzungu okuva bulaya,

muyimbile oli miss by lutaya,

Namuraaba kuspark on live wire 

buli lunaku nsaba obere owange yenze asinga okukwagala,

nze naawe tubere wamu yegwe muka gwenzisa,

yegwe ekitundu ekibura ku bulamu bwange I promise to handle you with care,

nkimanyi nti waliberawo ekyamagero kulunaku lwendikusisinkana,

ku valentine day tunyumilwe oli malaika kunsi eno Nata,

omutuffu gwe njagala yegwe sikulimba tewaali mulala,

tofanana nabano abawala abalala obasinga nano bakumanyi,

edoboozi lyo luyimba mumatu,

ndi Bera muwanguzi bwendikufuna ,

okwebaka kumikono gyo gulu kunsi bulikyimu kyokola kyabufusa,emirembe gyona ngenda kukwagala era nkusute sigenda kukulekerera

Kagwirawo