Adi viberuule
Nakusaba omutima kyewagana bambi
Nze atakusobya ma bubu tondaga bukyayi
Bwowanika amagezi go ndaba bulungi
Mba ekimuli kyalooza okoma kuno bambi
Tokwata walala tunula wano wendi
Mukwano gwo mungi gundi mu musayi
Akin asubiza akina akumye
Nze nsuubiza okubera nawe baby wange lady
Ka face ko kalungi silabe mulala njagala nkumete love jenina mubungi
Kasita osubiza together bwetuli
Nze ndiba wuwo mpaka mu time zili
Bona bakulabilako
Bakulabilako
Bakulabilako eyo hey
Bona bakuyigilako bakuyigilako bakuyigilako eyo hey
Gimmi one night baby
(Wentuuka kakana nsaba wulira )
Kyotegera kyemanyi yo my sherry
(Kawowo ko kandi ku mutwe vanilla )
Osana nakuyisibwa nga namalayika
Akwenkana obulungi abadde tanalabika
Mukwano kwata na waneno twakatandika
Nebyobadde nga olinze byona byakulabika
Osana nakuyisibwa nga na malayika akwenkana obulungi abadde tanalabika
Mukwano kwata na waneno twakatandika
Nebyobadde nga olinze byona byakulabik
Bona bakulabilako bakulabilako bakulabilako eyo hey
Bona bakuyigilako bakuyigilako bakuyigilako eyo hey