Chorus
Nkwanjula, babie nze nkwanjula, nkwanjula mu banji kuba ye Gwe,ye gweeee x2
Verse
1)bayogela nga bingi balowoza obulamu bwafe bukomye.
Abo nti balimba tebagenda ku wangala wade
Balogotanye bingi mu matugo kye bagala onkyawe
Naye Gwe no belawo mu mbela zona uhuhuhuhuhuh
Chorus×2
Verse
2)Nabelangawo nelalikilila lumu nze bali kuntwala ko
Naye Gwe n'obelawo no njagalila mu mbela eyo embi ekinsanyusiza notankyuka kuva ku biloti byafe Bambi ekyo kya sanyusa nze nkyankabya kiti kenzifunye
Chorus×2
Nkusubiza mukwano silikuleka nze ndi tambula nawe silikulumya mu byona onjagade onekumide obwesibu obwo leka bamanye nti yegwe andy'obwongo eh eh
Chorus×2
Bridge
Eheeeee! nkwanjula mu bangi kuba yegwe ansanyusa, antegela, ampuliliza, abelawo mu bona eh eh eh eh
Nze nkwanjula mu bangi kuba yegwe ansanyusa antegela ampuliliza abelawo mu bona.