Omwenge - Ava Peace, Recho Rey

Omwenge

4.2 of 5 stars
25 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Omwenge Lyrics

“Omwenge “ Ava @ Peace baibe .
T to de N to de S Big Davie Logic 

Nzino zenafunye ne Kappa tezibuuka
Waiter gulete oluddewa okutuuka
Laba ate olesemu ebyokunywa ebinyooka
Anyway katulabe kasita amaso tegamyuuka
Bagagga kwagalana , abavu kwelogga “kulanama”
Bwotandanga money nze love tenoga
Wakandaba mbu oyagala kukebera
Wanguliddeyo kamu naye omukebela
Stylo ntamiiivu eno tewaba nakubala
Abaana batamidde omwenge bayoya mulala
Bambi tonfuna bubi nze tonfuna bulala
Wama Ava Peace bino bibe byalulala

Nze nafunnye vyb ndi mumwenge. “Mumwenge “
Abankubila kati ndi mumwenge. “Mumwenge “
          Kale omwenge 
          Ondetela nze ddembe
          Taata yangamba omwenge
          Gwewasa nyabo e’senge x2 

Ssituka kkona omubali …..de de
Ekyana ela gwe kifunne …de de
Oba ogunywa gwe gutumye …de de
Oba ogukooye wwa nekubali … omwenge
Kudigidda eno tewali nakweekoza, tewali nakwekoza
Nze tonyumya biboozi bya stress byantama , ehhh byatama…. Ehhhh 

Nze nafunnye vyb ndi mumwenge “Mumwenge “
Abankubila kati ndi mumwenge “Mumwenge “
Kale omwenge 
Ondetela nze ddembe
Taata yangamba omwenge
Gwewasa nyabo e’senge

Bikyamula binyuma obulamu bwaddala, bwaddala
Stylo ntamiivu eno tewaba nakubala , nakubala
Ssituka kkona omubali …..de de
Ekyana ela gwe kifunne …de de
Oba ogunywa gwe gutumye …de de
Oba ogukooye wwa nekubali … omwenge
Fundamu gwe gaziwa
Basumulula batya ye tekla
Kano kentamiddemu kati njagala kuzina ne stress zza basajja zijja kuwona 

Nze nafunnye vyb ndi mumwenge. “Mumwenge “
Abankubila kati ndi mumwenge. “Mumwenge “
Kale omwenge 
Ondetela nze ddembe
Taata yangamba omwenge
Gwegwawasa nyabo e’senge x2

Kagwirawo