Hmmmhmmm
Mosh Wamala
The Rence Pro
Naweeeee
*Verse 1*
Nakwata bàlafu Daddy lwobula
Nakabaa kati ekiwanga kyakala
Nomukaa guneganye chinange
Ndi mwononyi mbikidwa biwempe
Buno obuwala bwe nsi eno bwanimba limba
Nassanyusa omubiri omwoyo nentunda
Naye ndiyitaba erinya lyo Yawee
Kolimpita nze eno mbiwumedde
*Chorus*
Ndi Nawee ndi nawee
Ntwaala nze jondazza ndi naweee *3
*Verse 2*
Nkusaba ebilo bino nze mbele muno
Yadde ndi bikoola ku muti
Nze nfuyibwa mpeeewo
Nkusaba tonta
Tube omusumba Ne Church
Mulimi ne nkumbi
Oba Askari ne mundu
Wolengela ndi bulaa ne nfuuka ekitagasa
Nkusaba ontwaale nze neeme okubula
Nga ebyensi bintwaalaaa
Ngalamizza onsabule
Nze neeme okubula
*Pre chorus*
Lord am drowning in this river of sorrow
Buli wondeka nsigala ndi zolo
Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo
Nyambazza engule
Abaalabe obakubbe enako
*Chorus*
Ndi naweee Ndi naweee
Ntwaala nze jondazza ndi nawee *3
*Verse 3*
Njagala ombunne mumusayi
Nzitowe kuminzani
Obunji bwe mikisaa jange
Buzitowee mu tann
Gwee orthopedic doctor
Jo nkoleko scan
*Pre chorus*
Lord am drowning in this river of sorrow
Buli wondeka nsigala ndi zolo
Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo
Nyambazza engule
Abaalabe obakubbe enako *2
*Chorus*
Ndi naweee Ndi naweee
Ntwaala nze jondazza ndi nawee *2
*Last verse*
Newenyimbaa enyimba nkusinze
Abazitambuza babagula dollar
Nebanoo abalabe bansimidde entaana nfee
Tovawo chinange gwe angumya mubunkenke
*Pre chorus*
Lord am drowning in this river of sorrow
Buli wondeka nsigala ndi zolo
Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo
Nyambazza engule
Abaalabe obakubbe enako
*Chorus*
Ndi naweee Ndi naweee
Ntwaala nze jondazza ndi nawee *4