Lufula - Hanger Centmetre 

Lufula

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Lufula Lyrics

Hha ob'anagulawo?

Chorus 

Ng'okomyewo late?

Nva mu lufula 

Ng'ate Wakedde nnyo?

Nakedde mu lufula 

Okomyewo late

 nva mu lufula ate okimanyi ndi mukyinjaji

Onkoy'ebintu byokumpozesa 

Buli lwwnziranga wano nempoza

Gw'obolowooza nze sitegeere

Siri musiru mbeera mu kwekolera nkomawo amangu ng'oyomba 

Bwenkerewayo ng'obogoka

Nva mu lufula nkoye nnyo nterayo gwe amazzi gokunaaba

 Byenkola mbikola sanyusa gwe naye ate olabika tobyetaaga bwondeka nempowamu mba nkuyiseeko nnyo obadeki ye?

Nkoye ebintu byokunimba 

Buli lwodda luberera owoza

Ova makubo go nga we wekaza nga wekoza mpulira bintamye nze

Essimu ezivuga ozituganga otuga zaaki eza business 

Nga ne ku lunch walengeddwako ng'ofuluma akajji akatono no 

Byenkugamba Kati mbitegeera

Mbikugamba nga mbitegeza obwo obukwewaza nja bukunyulako mbisibe ntambule ngende

Gwe wabuntekako?

Mu lufula bagenda nobupiira?

Tugenda na panga gyetusazisa ent'eyo nefuuwa omusaayi nga tujjako omutwe

Lufula yawa eyo esala ente kumusaanvu?

Ebeera lunch hour

 wetufunira obudde obugyako amalib'ago nekabuyi Ee

Nkoye ebintu byokumpozesa

Empisa zo embi zezinkaka oluusi nkomawo nga nkoye nnyo nontunulira nga Ted beya 

Kyov'olaba nga nkera nnyo nsobole okudda nga bugenze nnyo 

Ssebo wasala dda nebiyungu?

No ekyo no kyama kyange 

Mutujooze nnyo abakyala naffe netubasalira amagezi 

Omwenkanonkano anti gwabireeta 

Keera ondekere ezakameza

Ng'okomyewo late ?

Era okyambuuza?

Ng'ate wakedde nnyo? 

Mbadde manyi otegedde

Okomyewo late

Wabula omukazi ono byenkugambye byotategedde?

Ngokomyewo late?

Ee mujooga 

Ng'ate wakedde nnyo?

Ebibuuzo byombuza

Okomyewo late

Maama wa baana  tonjasa mirror

Ng'okomyewo late 

Beera ku ekyo

Ng'ate wakedde nnyo 

Osule kwekyo

Okomyewo late 

Loota kwekyo lowooza kwekyo okerere kwekyo

Kagwirawo