Yeeehh
A Fame Don Music
I love you my mom
A a am back again
PHILLBERT
Nzizjukira nga ndaba oyo maama ne taata
Bakeera kumakya ogenda kunoonyeza amata
Naye nga bwo manyi nsigala mubikunta
Maama akoze emirimu omuli n'okupoota
CHORUS
Nzize-nkwebaze..........
Kyensobodde okola....
Maama nzize-nkwebaze
Mukayimba mwempise okwebaza
Nzize-nkwebaze..........
Kyensobodde okola....
Maama nzize-nkwebaze
Mukayimba mwempise okwebaza
Part1
Maama webale byonna Nze byompadde
Ensi lugendo ebikemo sibitadde
Bingi byompadde, essaala zezinyambye era nkwebaza
Era maama wanziza ngamu amaanyi
Ensi nga egaanye
Gwe eyandaga kkubo eppya wennaba nga mbuze
Maama nkusasuleki nkwebaze
Mbuuza nkuguleki kyotalyanga
Part 2
Maama wazuukuka nga mutulo
Ojje otubikke tufune otulo
Tewatugoba nga kumugongo gwo
Maama yeggwe yafuuka pillow
Maama wazuukuka mukiroooo ohh
Onoonye gwe akalo
Gwe bwomanyi ebyo ebiyita ekiro,
Allah yeyatema Ekkubo
.maama nkusasuleki nkwebaze
Mbuuza nkuguleki kyotalyanga
Maama nkusasuleki nkwebaze
Kubanga nyabo maama tosasulika gwe
Part 3
Naye Allah nkusaba kimu saasira
Maama wange oyo yeyankuza
Eyandaga eddiini n'ankuutira
N'obuwangwa Sibwerabira nga
maama nkusasuleki nkwebaze
Mbuuza nkuguleki kyotalyanga
Maama nkusasuleki nkwebaze
Kubanga nyabo maama tosasulika gwe