Love empunzizza, Omukwano gunkozezza
JD Marvin. Disease problem
Omukwano gunkyankalanyizza, Hospital
Nkwagala Nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala Nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Salawo salawo, nze alina Omukwano gwo baby salawo
Leeme say
Salawo salawo, nze alina Omukwano gwo baby salawo
Mmm
Tonkolakola bulumi, nakupenda saana nkuyita my mummy
Ah gat a crush on you, kyona kyogamba yes I know
Nzijukira, wambeerawo nga ndi mububi, wambeerawo beibi nga tulya kyivubi
Akukwatako nze nfiirawo, wonjagalira mukwano nze mbeelawo
Nkwagala Nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala Nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nali sireka njagala naye obwa addict bwagenda
Okuva wewatuuka ebintu byona lwebyakyuuka
Wangamba oyagala oyo guy atalina zi dreds, nenzisalako baby nga njagala nze mbe asooka
Embeera jendimu baby yo yeewuninkiriza, nfubye kuguma naye byeyongera gaana
Mbadde nsaba baby ombuulire amazima oba abalala baakutwala, obuguminkiriza bwagaana
Nkwagala Nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala Nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Nkwagala nkwagala
Nkwagaza mutima, sikulimba nkwagaza mutima
Sasi mukawompo, bwondeka n'ogenda oba olese mulambo (eeh)
Kyova olaba nga no no, okundeka guba mugubi hello okubye nyo(baby)
Wootali nze njoya musaayi like a vampire
I can't leave ur love kuba teli regular, kyova olaba mala akaseera nga ndowooza,
Nga ndowooza omutima gwenina...
Sikulimba nkwagaza mutima
Sikulimba nkwagaza mutima