Alwearofficial, pretty ommy, legeera ekigoma
Kinyumaaaa amazzima eno binyuma.
Nayise mu kibaala nga muli abawala wama eeh
Bonna bekampala aah ah temuri baffala eeh
Bagamba aah mulimu abalina malala oohoh
Bagamba aah bagenda kulya chicken go down low mpaka kumakya nga bali eeyi eeyi
Nga Bali ne ever the best Pretty ommy.
Kati koona omuziki gunyuma gwe koona aah
Kuba binyuma beer tuguula gwe binyuma eno
Kati koona omuziki gunyuma gwe koona aah kuba binyuma aah binyuma era reality eeh
Tubeereno mukibaala omuziki tukuba mpa munana tuzina tumenyeka nga bakibanda
Vibe ku vibe eno kubanga tuzinna tumenyeka tebakuswara film star nkugabye ye kubanda break down break down right now tuzinemu buzinyi right now eeh right now, right nooooow
Kati koona omuziki gunyuma gwe koona aah kuba binyuma beer tuguula gwe binyuma eno
Kati koona omuziki gunyuma gwe koona aah kuba binyuma aah binyuma era reality eeh
Tuve mukatemba tudde mweno ensi,
Tuzzine buzinyi kuba byenno ensi,
Sagala kumanya bya bussiness eeeh eeeeh eyi,
Kwata kuwato kuba byenno ensi
Kati nyola omuziki gunyuma gwe nyola aaah kuba binyuma aah binyuma era reality eeh
Kati koona omuziki gunyuma gwe koona aah kuba binyuma beer tuguula gwe binyuma eno
Kati koona omuziki gunyuma gwe koona aah kuba binyuma aah binyuma era reality eeh
Baby baby don't take me out ,kuba mpurila binkutte nawe
Tukugane, tunyumirwe ,tunyumirwe eno ,tunyumirwe enooooooooh
Big boy
Artists: Alwearofficial ft prettyommy
Writer: Alwearofficial and Pretty ommy
Producer:Big Boy