Zaabu - SJ Watson

Zaabu

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Zaabu Lyrics

Intro 

AHAAA ,MUWALA  BYONA BIBYO EBYO?

SJ WATSON SOUND MASTER INSTRUMENT BWOI

CHORUS 

Bakubumba mu zaabu....

 oba bakubumba mu feeza 

           (walalala nnyabo)

Bakubumba mu zaabu 

 oba bakubumba mu feeza 

(mbulira mmanye dear)

VS1

Oli kyamuwendo nze kyenzize okusagula akatambala kange akeeru nkalonze eno mu magwa. onyirira kuffa nyabo kirabika nga nawe bakubumbira ku mwezi mulaba ,Amanyo gamasage gatukula okukirako ku byoya by'endiga.

Walalala nnyabo ono kaalala buli lwatambula nga eno omutima gugunda 

olwo nange nemegerera nti bwemege

nembuuza,

Bakubumba mu zaabu oba nga yali feeza

njagala mmanye ekituufu kyo kyaali ki??

Woololololo webale taata.

CHORUS 

VS2

Obulungi bw'oliko gwe Akira ku Ssanga 

lya mbo. 

musango gwakawala guno gusaana kuwaba mbuga  ah ahhh.

Mukifuba kyo omutima gwembogo ositudde.Mwana wa nyoabo sikulimba labayo onyanude.

Ki designer labayo bboodingi my feeting ,

mugaati gwa bata oba nswaya yange 

ensejere.

Njagala kulwana ankwatira kweno enseje

muyuze nga akute ku bbere Lya ggonya  ahh, ng'omwenyango nze mbokya.

Dear omukwano gwe ninamungi eno 

gumboyanya n'ebibuuzo Nina bingi

yanguwa baibe obidemu

CHORUS 

OUTRO

TWEYANZE TWEYANZE (Walalala kakuzaala kkamwongere  eccupa namulagala)

TWEYANZE ABAKULU ABEDEMBE (Walalala kakuzaala kkamwongere endeku namulagala)

Kagwirawo