Mukama nkusaba - Mulangira viq

Mukama nkusaba

5.0 of 5 stars
1 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mukama nkusaba Lyrics

Mighty father, the father of mercy

           You're the alpha and Omega,

     I just wanna take a chance right now,

Lord I wanna pray to you 

cause I need your help everywhere I be,

        help me father, help me Lord 

Mulangira viq yeno esaala gyensabye

Nzize mumaasogo Mukama nsaba owulire

Olusi nemererwa Mukama ntendewalirwa

Kyenva nzize kittange nsaba owulire

I wanna pray to you Lord, nkusaba wuliriza

             Ayayayaa.......!!!

Mukama nkusaba onwanire,

buli kiseera nkusaba ompanirirenga,

Oh... Nkusaba onwanire,

Mukama nkusaba ompanguze.

Mukama nkusaba onwanire,

buli kiseera nkusaba ompanirirenga,

Oh... Nkusaba onwanire,

Mukama nkusaba ompanguze.

Nfukamidde kumaviivi nga nkusaba,

  (nfukamidde kumaviivi nga nkusabaa...)

Nzize mumaasogo lava negiyirira,

     (laba Mukamaa...)

Silina kyensobola nze kwekolera

  (eee.... negiyirira mukama)

Awatali buyambi bwo kitange

  (njagala buyambi bwo )

Ekizikiza kibuutikidde ensi

    (kibuutikidde ensi...)

Tetulaba gyetulaga kittaffe

          (tetulabaa..)

Mukama nkusaba osumurule ekitangaala

                                                 (ekitangaala)

Kyakire buliwamu Tulabe gyetulaga

  (sumurulaa...)

Ate era nkusaba ompe Omwooyo wo 

            (Omwooyoo...)

Abeerenga nange nga ampabula

              (nga ampabulaa...)

Yegwe asobola byona Katonda 

           (yegwe asobola)

Nkusaba otuyambe ffe abaanabo leeroo..

  ( yegwe asobola..a... Leeroo....)

Taasa leeroo eye nemererwa... eyeyee...

(Mukama...yamba.. yegwe asobola yegwe asobola a...)

Mukama nkusaba onwanire,

buli kiseera nkusaba ompanirirenga,

Oh... nkusaba onwanire,

Mukama nkusaba ompanguze.

Mukama nkusaba onwanire,

buli kiseera nkusaba ompanirirenga,

Oh... nkusaba onwanire,

Mukama nkusaba ompanguze.

Amaannyi buli rweganzigwaamu

Mukama nkusaba ompanirirenga 

Abalabe nga bansuseeko

Mukama nkusaba onwanire

Bwenkolanga nkusaba nfune

Buli kiseera Emikisa ofukumule

Mukama nkusaba ompanguze

        Ummmm.........!!!

Mulangira viq yeno esaala gyensabye

Nzize mumaasogo Mukama nsaba owulire

Olusi nemererwa Mukama ntendewalirwa

Kyenva nzize kittange nsaba owulirize

I wanna pray to you Lord

Nkusaba wuliriza ayayayaa...!!! 

Mukama nkusaba onwanire,

buli kiseera nkusaba ompanirirenga,

Oh... nkusaba onwanire,

Mukama nkusaba ompanguze.

Mukama nkusaba onwanire,

buli kiseera nkusaba ompanirirenga,

Oh... nkusaba onwanire,

Mukama nkusaba ompanguze.

Kagwirawo