Intro:
Well it's a remix claire Leya de pan the mix
Remix Coopy Bly de pan the mix
Well it's a remix Philbert de pan the mix
Remix Felix pro de pan the mix
Chorus:
Vuga vuga omulokozi vuga Daddy..
Galawo woyagalira oggulewo Daddy ..
Wherever you go Jesus I will go I decided..
Wherever you send me Jesus I will be I decided..
Gyonogenda Nagenda.
Verse:
Rrrrhh.. the first time nakuba wrong number..
Mi gat a wrong person in the right time
Until mi got the right person now.. Rrrrhh rrhh eno emmotoka kapyata..
If you know my father is your father...,let me hear you scream loud nti wanji..
If you know my father is your father too.. say it Louder Tosilika.
Mi gave in my everything of mine wagulu mpaka wansi.. mmhh..
Rrrrhh Kati abalabe nze mbayisa under, Beng Beng well this one a remix.
Chorus:
Vuga vuga omulokozi vuga Daddy..
Galawo woyagalira oggulewo Daddy ..
Wherever you go Jesus I will go I decided..
Wherever you send me Jesus I will be I decided..
Gyonogenda Nagenda.
Verse:
Alright then, bulamu bwebuba nziga nkusaba gwe aba anvuga.
Nakuwa dda nobwa pulinsipo era gwe afuga.
Yegwe dereva weka kunsi kuno gwe nesigga..
Nga wavuze nebizibu mu makubo binesega.
Nkwagala omanyi panya, luli wanyanguya okuva emakindye mpaka Nansana
Wamponya naba traffic, permit saalina.
Naye bwenakufuna ebitambuliiso byasoma.
Eehh..Tukwesiga otuwa nebyetutalina..
Baamenya Ka Bangalore nzikiriza oleeta kalina..
Gwe musumba nze ndiga era Kati ngoberera.
Wosonga wendaga sibaamu wadde nkenyera
Haaa..Kati mbagambe ntya , oba mbiyimbe ntya..
Lugendo nafuna dereva yalugonzeza..
Mbakeere kumakya ,oba mbalinde nkya nti yesu ye dereva wobulamu gwentenda..
Chorus:
Vuga vuga omulokozi vuga Daddy..
Galawo woyagalira oggulewo Daddy ..
Wherever you go Jesus I will go I decided..
Wherever you send me Jesus I will be I decided..
Gyonogenda Nagenda.
Verse:
Yesu driver wange.., the bible package yange..
Omusalaba, kijukizo kyange..
Omusaayi mafuta gange..
I don't regret giving my life to Jesus..
And I will never regret.. giving my life to Jesus.
Blu deng deng deng deng , forever mazima nasalawo..
Okuva kulunaku luli lwewampita to follow you..
Ebye mabega byo nabireka situnula nayo ndi kumukama a go follow lo..
Bwekiba kigezo.., nze nakiyise..
Lord I will follow you forever together..
Kati nawe nkusaba omuwe omutima.., omuwe omutima agufuge, akuvuge nga.
Chorus:
Vuga vuga omulokozi vuga Daddy..
Galawo woyagalira oggulewo Daddy ..
Wherever you go Jesus I will go I decided..
Wherever you send me Jesus I will be I decided..
Gyonogenda Nagenda.