INTRO
Eno mbi bud
Wyze,
Uganda Da Mc, Lyrical M
Murderation.
CHORUS
ANI azinna ekitundu?
ekitundu!
Ekitundu muluyimba Lwange. 2x
Njagala ozinenyo
Nzinenyo!
Ozinenyo muluyimba Lwange.
VERSE ONE
Nakulabye mukamooli,
Nga olingiza ewange bwenabadde ndimuzina.
Sekanze munywanyi ,
Kuba nkyimanyi naawe oyagala okuzinna.
Osalangako ewange,
Netuzinna kubanga nange njagala okuzina
Nkyimanyi anti ozinnanyo,
Wabula negattako tubalage amazinna
Ye owange ozinna'tya?
Wanchekecha oba osimba busimbi ?
Kale Mpamu nkulabe,
Oba byenyenya oba nze alina'nyenya.
CHORUS
ANI azinna ekitundu?
ekitundu!
Ekitundu muluyimba Lwange. 2x
Njagala ozinenyo
Nzinenyo!
Ozinenyo muluyimba Lwange.
VERSE TWO
Ngambye telina nte ye alina mbuzi,
Amazzi (water) ge gampakko gakuluzi,
Mpa freely ye talya nanguzi,
Anyumirwanyo nokulunda mbuzi,
Are azirunda nga era'no bwazinna,
Bweyemola bwasagaza Amabina,
Gano amabina nze gegansonna ,
Are bwegansonna nange nengasuna.
CHORUS
ANI azinna ekitundu?
ekitundu!
Ekitundu muluyimba Lwange. 2x
Njagala ozinenyo
Nzinenyo!
VERSE THREE
Nze alina list yabazinyi
Mu newspaper ne mumagazini
Tetaliza muggaga oba masikini
Etwaliramu nebanadiini
Ba musician ne ba comedian
Kati musembere waneno boy twebale
Twegatte ffe tuzine empere
Simba evivi wano mulukale
Tofayo boy oba ofunna olubale
Kale oba boy okuyulika empale
Okuzina kutufudde kapele
Kyanganyo kale
Obeere pele.
CHORUS
ANI azinna ekitundu?
ekitundu!
Ekitundu muluyimba Lwange. 2x
Njagala ozinenyo
Nzinenyo!