Mukyalawo - Niler Ug X Tough Sojja

Mukyalawo

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Mukyalawo Lyrics

Aaaha

hheeeee hhh

Olina Nile Boy Na Tough Sojja

Dyzer On the Beat

Ngamba Musajja

oyo mukyalawoo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo 

Ngamba Musajja

oyo mukyalawo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo

Omulekulide apeeluse

asiwuse kati ojayo emize

Yena atugubade 

anakuwade afananye abakadde

aaahhaa

muno binyuma

omutwala ku party

nga everyday is a holiday

nga tomulumya omuwa

everthing

toffa ku bigambo

 va ku byabali

hahaha bu mba

ye yegwe eyamukwana

nomusubiza ebinji

nomusubiza zi dola 

ne silingi

kati wefude bulingi

oyambade bigalibindi

bambi gundi naawe

Ngamba Musajja

oyo mukyalawoo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo 

Ngamba Musajja

oyo mukyalawo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo

Yalaba mu kwano

mumaso ggo

 nga gwe gwayagala

wali mu biloto

nga ne bwasobya

kale linya lyo lyogela

ngamba yali yakwesiga nyo

tomumenya omutima

akwagala nyo

yewayo alilemelako 

mu mbuyaga ekunta 

aliberawo

muno binyuma omutwala

ku party

nga everyday is a holiday

nga tomulumya

 omuwala everthing

toffa ku bigambo va ku byabali

Ngamba Musajja

oyo mukyalawo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo

Ngamba Musajja

oyo mukyalawo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo

nze love eli jenayagala

eya ba jajja

nga yo tekula

aleta mapela namuwako

ewatali kasente bambi

nga ela balemelako

hehehe bu mba

ye yegwe eyamukwana

nomusubiza ebinji

nomusubiza zi dola 

ne silingi

kati wefude bulingi

oyambade bigalibindi

bambi gundi naawe

muno binyuma

omutwala ku party

nga everyday is a holiday

nga tomulumya omuwa

everthing

toffa ku bigambo

 va ku byabali

Ngamba Musajja

oyo mukyalawo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo

Ngamba Musajja

oyo mukyalawo

muwe kyayagala

weyise kisajja

muwe kyolyako

 afune ku vimbo

Kagwirawo