Hmmm Mukama ntereereza,
Embeeraa y'obulamu bwaange.
Byenfiilidwa byenali nyina, mpeerezaamu ebisingawo.
Nsoomozedwa mmakubo jempise, ntaangira abalabe bangee.
Binzoganyaanga nebyesimanyi aahh nkyuusiza olugero lwaange.
Nkulemberaa ngoberere
Nongoseza nga ebyange
Byembala byona obiteese
N'emikisa enzijji ozigule.
Ng'ekubo golovu mubyange
Nongoseza nga ebyange
Byembala byona obiteese
Ne Family yange ojibeere
Nyaniliza eyo jondaza, mukkubo ewatali kizikiza
Ewatali yade kilemesa,
Wangumya mbiinji olinzizaa.
Kati enkusabye nange tondeka, tonkisa nkusaba nze njuna
Mbyembala nkusaba tonjiwa, yade byempitamu ebisojja binzitaa.
Bensomoka abalabe banjii, byempitamu ebizibu binjii
Nkusaba kimu kuba bulunji emisaanvu ejintegwa yade miinjiii.
Nkulemberaa ngoberere
Nongoseza nga ebyange
Byembala byona obiteese
N'emikisa enzijji ozigule.
Ng'ekubo golovu mubyange
Nongoseza nga ebyange
Byembala byona obiteese
Ne Family yange ojibeere
Ayi Mukama ekisa kyo kyensaba
Ensi eliko bano abandaga, befuula abayambi abeekisa nga basanyukira maziga gempisaaa
Bansalako ebinji byannuma, nesiga Mukama gwe owekisa
Nongoseza amakubo gyempita, ntukuzaako nange ondage ekisaa.
Leero luno nange ayi Mukama.
Mpeereza kukyenkaliliraa, ntoongoza omwo mbasiingaa, nyusizaanga mbasooka.
Onongoseze olulimi lwaange
Ontukulize ebigere byaange
Weninyee jibe mirembe
Ebilowoozo n'omwooyo gwange
Nkulemberaa ngoberere
Nongoseza nga ebyange
Byembala byona obiteese
N'emikisa enzijji ozigule
Ng'ekubo golovu mubyange
Nongoseza nga ebyange
Byembala byona obiteese
Ne Family yange ojibeereee