Nkwagala - Mik Nashitag

Nkwagala

0.0 of 5 stars
0 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Nkwagala Lyrics

Omutima ogumenyenya( yeah yeah)

byonkola binumya lumya(ooooh  oooh)

onsudde eddalu (yeah yeah)

Nsiiba nkukabilira,

 oooh ma love nkwegula guya(yeah yeah)

kyokka eno occunya ccunya (ooooh oooh)

Emyaka jidduka okufa 

Mik Nashitag 

Omutima ogumenyenya byonkola binumya lumya 

onsudde eddalu,

Nsiiba nkukabilira oooh ma love nkwegula guya kyokka eno occunya ccunya 

Emyaka jidduka okufa emimwa jiyooya okulya 

Wantuuka kubwongo (wantuuka kubwongo)

Wantuula kumwoyo (wantuula kumwoyo)

Onkaabya nga omwana omuto oooh 

Ontadde kumwanjo (ontadde kumwanjo)

Ooooh ma princess nkwagala oli kimuli ekiwunya okufa 

Akawoowo kanzoganya nga weba mmere owooma okulya 

W'omwenya kale binyuma bitya ontadde ku zi pending 

Eno bail Eno jailing, eba death sentence 

Mukwano kyenkusaba(mukwano kyenkusaba)

mpaayo eddakika(mpaayo eddakika)

Kakugambe ebigambo bino(ebigambo bino)

ebiwooma okuzaama 

Agawalayi ontambuza ku street eyo e Kampala 

Nga nnonya oyo akufaanana (akufaanana)

Obulungi Teli akwenkana 

ooh ma queen nkwagala(nze nkwagala )

Yuh make me cry ontwala speed(ontwala speed)

Nkunoonya nga key nze wensuna enanga Toba Wala(yeah )

Sembera nze nkufa(nze nkufa )

nkubira nze nkusange ninye flight twesange tubaleke 

Abayaaye abe Kampala abaagala okutukyaaya abogera okutukyaamya (kutukyaama) 

abongera okutukaabya

Wantuuka kubwongo(wantuuka kubwongo)

Wantuula kumwoyo(wantuula kumwoyo)

Onkaabya nga omwana omuto 

Ontadde kumwanjo (ontadde kumwanjo) 

Ooooh ma princess nkwagala oli kimuli ekiwunya okufa 

Akawoowo kanzoganya nga weba mmere owooma okulya 

W'omwenya kale binyuma bitya ontadde ku zi pending 

Eno jail Eno bailing,eba death sentence 

Omutima ogumenyenya byonkola binumya lumya 

Onsudde eddalu,

Nsiiba nkukabilira oooh ma love nkwegula guya kyokka eno occunya ccunya 

Emyaka jidduka okufa emimwa jiyooya okulya 

Ooooh ma princess nkwagala oli kimuli ekiwunya okufa 

Akawoowo kanzoganya nga weba mmere owooma okulya 

W'omwenya kale binyuma bitya ontadde ku zi pending 

Eno bail Eno jailing,eba death sentence 

Omutima ogumenyenya byonkola binumya lumya 

Onsudde eddalu,

Nsiiba nkukabilira oooh ma love nkwegula guya kyokka eno occunya ccunya 

Emyaka jidduka okufa 

Kagwirawo