Xrus:Kijaana agamba mbu ako kampona Ko ko mbu nange oyo yantamaAmpalana kubanga namumaKo ye kabi sisobola kakwana x2Verse 1:Tukuba luga badda mukwasamaEkirungi byetuleeta byabo abasoomaBwoba tobitegedde gwe nga ovunamaEkisawo ky'amalala yeffe abaakimaMukifo ky'okolera awamu badda mukweluma Ebigambo bakasuka nze nga mbyewomaMttsseewwww mulekele awo okwesoma Mbu ako nakalya naye tekawooma Bwemwali muteesa byali byamukaama Kyoka gwe blad wefudde kyuuma Bwonyumiza uno bakunooma Olaba baseka olowooza bakuwaanaHmm kumbe bakunyooma Balaba omutwe omukalu nga tanka Eeh omukalu nga tanka Hihihi mukalu nga tanka Xrus:Verse 11:Oli mubuufu naye ate webuza amagezi Otogezaako nga bwetuli abenzi Muvubuka otunula angazi Bikukalidde kumumwa olinga mbuziMubewali onyumiza mwemwali ne SsekyanziAlina olugambo azunga buzunzi With no time nga biri buli wantu Buli muntu mumatu g'abantu Buno bwebubaka bwantumye okubuusaLekelawo ogenda nga omulabisa Tanoonya musajja kuba alina amutuusaWamutukako nolemelerwa okusaEbigambo nebikwesiba nga wenanagizaMbu eeh osiiwa nga nvunza Eeh osiiwa nga nvunza Hihihi osiiwa nga nvunza Xrus:Verse 111:Tuba tuli awo nga ffe nno tutereddeKijaana nga atuyekedde Naatandika otunyumiza nga bweyakegaddeKo uuhm naffe tutereddeTuwuliriza amatu tuwagaddeNenkakwata kubisambi bwatunyumizaNekesika nga olwo kebuzabuza Kyenasoose nenkabba emimwaOmukono mpola nenkakwata kumpale Muli bantu bakulu nina kusirika Tuba tuli awo nga nako kayingira Nekatubuuza biki byabatabiraWama kambanyumize nga bwekyaali Yasooka nansaba akanamba Ekyadako nga'mpita ewuwe Bwenatuukayo nangulira omwenge Ayagala ntamiire mbu olwo uuhm Wenayimukira nemusiibula Xrus:Outro:Hehehe bwekaali tekanakuma wali tolaba nti kabi Magaboi producer bano tubaleke kasita tubanyonyoddeNsigadde nze Jonah Musanvu Fire Base omuliro gwetukuma hihiwoollaaaah