Mujanga Nemulya - Erizo

Mujanga Nemulya

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Mujanga Nemulya Lyrics

Walala njagala engalo yenze senkuba Oli omulya naka mutabani wa kasolo ebulemezi eyo jenava muzukulu wa'walusimbi eri ebakka mu ffumbe jonsanga mundongo nze bampita Erizo nze tombuza eryo likola nsimbi... 

Owewange wayoya erimu amasavu awuuta obwana bwange buleke bulye kumputa newobulekera famu abakungunazi babisendesa nkokola nze mundeke njoge waliwo eyaffa nga yakagula lubenzi.. 

Baana bange mujanga nemulya wendivawo mulikomba endagala Bantu bange mujanga nemulya wendivawo mulikomba endagala(×2) 

Wolaba njikubye ojanga netulya funna endeku ffe otwenge netunywa nebwokodowala teri erigenda nathimbi kyova olaba nzinywako nabange bwendaba anyirira njogereza ndekamu nawe kuyamasavu nsolobeza ebyenaku nakowa ememe egaba gaba yeraba omukisa awo wenawumula  mpulideyo afuguma kabulengane okuzilya olulunkana ki gwe sikute munsawo ezizo tereka ziritwalako mpawo tulibaawo nga bazigulamu embawo

Baana bange mujanga nemulya wendivawo mulikomba endagala Bantu bange mujanga nemulya wendivawo mulikomba endagala(×2) 

Newembera nkubye muyindiiii ahaa mujanga nemulya newembera nonze nonde ahaa mujanga nemulya lebbo man, Ian wange gwe ,kazikuba wange , Kelly wange gwe, baaba ssenoga, Becky love gwe, uncle Davis, kyali wange Jamie

Top Songs

Kagwirawo