Bitwale - Twilyon K ft Katarinah

Bitwale

4.4 of 5 stars
9 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Bitwale Lyrics

Have this mafia 

Katonda yebale

Era akikooze nojjaaa

Mazze akabanga nga nkwesunggaaa

Eeeeh 

Buli kyenayogeera nali nkitegezzaaaa

Ebisubizzo byenasubizza nkabiliko

Kati gwe agamba nti yeee

Kano kekadde mulindwa 

Nze kyeneyama 

Kwekulaga love awatali kulimba

Toda mubili mbu nze ninde 

Kuba nkulinze 

Baibe beiby

Njagala nkuwe ebyange 

Buli kimu kyenina kikyooo 

Nange njagala nkuwe ebyange 

Buli kyenina kikyooo weekaaa

Ma beiby njagala nkuwe ebyange byona 

Buli kyenina kikyooo amazzima ageeggoo

Nange njagala nkuwe ebyange 

Buli kyenina kikyooo weekaaa 

Gwe wesilikire 

Mbadde nkulaba naye nga ntyamu

Abayaye ndabye bangi 

Emitima bajikweka mulangi 

Befuula abakufakoooo

Naye nga bagala kukumanya 

Befudde abakebezzi 

Abakebeera buli omuuuu

Gwe nkizuudde nti onjagala 

Kankulage love 

Kati nabogeera tebansigula 

Eeeeh 

Kano kosazzewo beiby 

Nange kensazzewo darling 

Tuli bumu 

Bumu bumu 

Bumu 

Forever and ever 

Ngajala nkuwe ebyange 

Buil kimu kyenina kikyooo 

Nange njagala nkuwe ebyange 

Buli kyenina kikyooo weekaaa 

Ma beiby njagala nkuwe ebyange byona 

Buli kyenina kikyooo amazzima ageeggoo 

Nange njagala nkuwe ebyange 

Buli kyenina kikyooo weekaaa 

Kati nkakasa 

Nti oliba wange nzeeka

Era nsuubizza nti tongatike nabalala

Baby maliride 

Omukwano kankumete

Buli kimu twemete 

Tulumye bangi 

Bangi 

Mazzima nkakasa nti 

Obwo obuwala obwemola jjoli

Onobugamba nga nti olinayo afumba ewaka

Hhmm ooh 

Baby I promise you 

Ye butandika butya 

Nga nina omulungi 

Eyandya mubwongo 

No musaayi yeeee eeeeh

Kano kosazzewo beiby 

Nange kensazzewo darling 

Tuli bumu 

Bumu bumu 

Bumu 

Forever and ever 

Njagala nkuwe ebyange 

Buil kimu kyenina kikyooo 

Nange njagala nkuwe ebyange buli kyenina kikyooo weekaaa 

Ma beiby njagala nkuwe ebyange byona 

Buli kyenina kikyooo amazzima ageeggoo 

Nange njagala nkuwe ebyange 

Buli kyenina kikyooo weekaaa 

Top Songs

Kagwirawo