Justina - Jobzo Official

Justina

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Justina Lyrics

Justina omutima oguzanya kapiira

Simanyi oba oli heart breaker but am really in love am really in love 

Justina omutima oguzanya kapiira 

Simanyi oba oli heart breaker but am really in love am really in love 

Abo bakanywa misayi komawo 

nkunyiye omukwano ma dally wadde wajula bukyayi ebiwundu waleka bitonya ma dally 

Siganye nakuyisa bubi naye kati kimanye nakyusamu laidy

Guno musujja gwabuti

Komawo eno jendi tonsenza nakati jus

Kuba wagenda ne sweater nze ndidawa obutiti mweno empewo ekunta

Amaggwa wagaleka mutima 

Wagenda nobulamu antidote nokweka Justina manya

    Gyal am missing you 

    Ndyeno missinga omukwano gwo

    Wadda mu history

    Sikuebaka ewange jembeera

    Gyal am missing you 

    Ndyeno missinga omukwano gwo 

    Wadda mu history 

    Sikuebaka ewange jembeera

Okupapa kibi naleka enkota

Nembuka nekiwagu

Kati laba ndyeno amaziga gatirika

Nejusa byenakola

Bwenzijukira omukwano gwetwalina

Wembiroota nengugumuka gaali maddu manji agandiisa galamatu

Olwokuba enswa zabula

Nganakucheatinga nakuyisamu amaaso Justina kati laba nejusa ntunula nga salambwa lyansenke

Bwewagenda wayitira mudilisa 

Wawaguza buwaguza ebiwundu nobikosa

Kino kirooto kyantiisa wampereza kamessage nga bwewankoowa.

Top Songs

Kagwirawo