Remote - Attom Ranks

Remote

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Remote Lyrics

Oli Ku remote ompozinga, 

Kankole ekyentisa.. 

Mwana muwala nga wasoma ebitabo

Ranks omulaba nga kataala

Sam Koreyah akulabudde mu ngoma ah

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge. 

Gwe wabigulanga nenjuwa omisaayi

Entuuyo n'omusaayi nga bitulukuka

Kati mbu wanyiiga wazukusa bukyayi

Nondeka mubbanga you let me cry

Cry, cry I don't know why 

Come on baby gal pliz don't deny

When you give me time 

I feel so fine

Everywhere I go

I call you mine

Cry, cry I don't know why 

Come on baby girl please don't deny

When you give me time 

I feel so fine

Everywhere you go 

I call you mine. 

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge. 

Abagaga bakulaba baliis'amaaso

Ebintu byebagaba bili mubilooto

Nz'omutima gwe Nina tugabane Rukundo ohh

I beg you a night tuzanye ka tempo

1,2,3 start Ku mudido

Bali abatamanyi basambisa ngatto

Eno mukasaawe temuba bisooto

Let you know this ndi mwana wa ghetto

Luwombo lwa nkoko ndulabye Ku Kyoto

Naamba namutima nkutte na mukiwato oh oh (oh oh) 

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge. 

Oba nfune ananzimba 

Nakwesiganga n'onimba

Wangamba nti ojjakufumba

N'ondekanga munyumba. 

Kati mbu wanyiiga wazukusa bukyayi

N'ondeka mubbanga you let me cry

Cry, cry I don't know why

Come on baby girl pliz don't deny

Oli Ku remote ompozinga

Wabagamba nti nalockinga

Kankole eky'entiisa

Nyige play ojj'owunge

Oli Ku remote ompozinga (ompozinga babe) 

Wabagamba nti nalockinga (nalockinga) 

Kankole eky'entiisa (nyige play) 

Nyige play ojj'owunge.... 

Artist Name: Attom Ranks

Song Title:  REMOTE

Written by: Attom Ranks

Produced by: Sam Koreyah

Mastered by : Sam Koreyah

Top Songs

Kagwirawo