Womnlhuuwuuuu ahha
Sidema,
wanjii,
Allaaaaaaaaa
Abo ba Killer
Kampala kibuga tukibeeramu
Gwe Kino Tekisosola kobeere mulalu
Koobe ngolina sente oba nga tolinaamu
Naye ate kikunyumila amagezi olinamu,
Sente tezireeta magezi manya
Naye amagezi go galeeta mulo
Gwolwokuba oyagala erinya nobusungu
Omaliridde nokuwemula,
Kati mutuseke kuba mumanyi tetwasoma
Abandi mukire otuvuma nti twasama
Gwolwokuba oyagala erinya nobusungu
Omaliridde nokuwemula
Tulibizolo tufunga midomo kuba tulibizolo
Tukuba nnoga
Kubabuli anyirira MWe mulowooza mbega
Ffe tulibizolooo
Tufunga midomo kuba tulibizolo
Ffe tukuba nnogaaa
Kubabuli anyirira mwe mulowooza mbega,
Kampala bizimbe abalimu ssibantu
Eeeh abalimu ssibantu
Totulaba kilo kukyakala emisana tukola
Eeeh emisana tukola
Bwetumala okuyiliba
Ngatudda mu ghetto ebivaazi ngatubyesala
Bwetumala okubyesala
Nga tuzunga mukibuga kunoonya jeziwoomera
MWe naye
Mutuleke tunyumirwe
Kuba
Economy Kawasaki mwana yama------
Okumanyanga yama------
Eno sente zetufuna ntono kubizibu byetulina
Kyetuva tuzirya
Kuba
Mubeera kunkoko ffeeno nga tuli ku ssalawano naye
Obulamu butunyumila
Mubeera ku beer nga tukuba bibanga
naye
Obulamu butunyumila
Mwebuuza lwaki tetufedinga
Twasooka kwejjako naku yakumanya atufuga
Era wootusanga jetubeera nga tudigida
Tolema kulowooza nti eno Obama yaafuga
Tulibizolo tufunga midomo kuba tulibizolo
Tukuba nnoga
Kubabuli anyirira mwe mulowooza mbega
Ffe Tulibizolo tufunga midomo kuba tulibizolo
Ffe Tukuba nnoga
Kubabuli anyirila mwe mulowooza mbega
Ffe sematalo yatukosa
Ngakwotadde ebyekika
Nebwetukuvuma totunenya
Nebwe tukkuba mwana tuli hopeless
I say
Nti economy yatunyiga
Ngakwotadde ebyekika
Nebwetukuvuma totunenya
Nebwe tukkuba mwana tuli hopeless
Economy yatabuka
Okumaya yatabuka newaffe yatabuka
Mwebuuza lwaki tetufedinga
Twasooka kwejjako naku yakumanya atufuga
Era wootusanga jetubeera nga tudigida
Tolema kulowooza nti eno Obama yaafuga,
Tulibizolo tufunga midomo kuba tulibizolo
Tukuba nnoga
Kubabuli anyirila mwe mulowooza mbega
Ffe tulibizolo tufunga midomo kuba tulibizolo
Ffe tukuba nnoga
Kubabuli anyirila mwe mulowooza mbega.