Tulibilabila Eyo - Shon Wyz

Tulibilabila Eyo

4.1 of 5 stars
16 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Tulibilabila Eyo Lyrics

Omutima kankuwe yegwe amanyi yeeh tulibilabila eyo 

                    Ohh ohh 

              Shon wyz article

                    Uhm  Yaa

Munange bwentyo zansanga 

Ne lavu Yantama nze ssigaba namba_

Era luli Lwe wansanga nga stulesi zinkuba anti mwattu ba'nkyawa

Nga njagala kukwewala 

Nga naye omutima gwamaze okukwegomba

Kwe kusigala nga nebuzza 

Omulunji nga gwe lwaki bakuleeza ahh  ah ii

Now tell me what you need

Tell me what you want

Tell me what you are cliving for

So tell me what you mean 

Nkubye obufananyi         yeah

Omutima kankuwe yegwe amanyi 

yeeh  tulibilabila eyo 

Nze na'mapennzi ganema yegwe amanyi   iyeeh tulibilabila eyo iyeeh 

Manyi ebilunji binji byo watereka

Uwo oh o  tulibilabila eyo  iyeeh

Omutima kankuwe yegwe amanyi

yeeh  tulibilabila eyo uhmmmmmm 

Kansubile byoyogeza esimbo

Nsubiza kikonge kyentute. Yeeh

Omukwano omutaali nyingo

Awatali kakwakulizo konompa yeah

Njagala kutandiika ssula mpya naawe my lover ah

Ng'omuyaga nebwegujja kasiita ndi naawe eh eh 

Omutima kankuwe yegwe amanyi

yeeh  tulibilabila eyo iyeeh

Nze na'mapennzi ganema yegwe amanyi   iyeeh tulibilabila eyo iyeeh

OManyi ebilunji binji byo watereka

Uwo oh o  tulibilabila eyo  iyeeh

Omutima kankuwe yegwe amanyi

yeeh  tulibilabila eyo iyeeh

Uhmm


Munange bwentyo zansanga 

Ne lavu Yantama nze ssigaba namba_

Era luli Lwe wansanga nga stulesi zinkuba anti mwattu ba'nkyawa

Nga njagala kukwewala 

Nga naye omutima gwamaze okukwegomba

Kwe kusigala nga nebuzza 

Omulunji nga gwe lwaki bakuleeza


Omutima kankuwe yegwe amanyi

yeeh  tulibilabila eyo iyeeh

Nze na'mapennzi ganema yegwe amanyi   iyeeh tulibilabila eyo iyeeh


Omutima kankuwe yegwe amanyi

yeeh  tulibilabila eyo iyeeh

Nze na'mapennzi ganema yegwe amanyi   iyeeh tulibilabila eyo iyeeh


OManyi ebilunji binji byo watereka

Uwo oh o  tulibilabila eyo  iyeeh

O e eehhh.

Top Songs

Kagwirawo