Omutima guluma
Eee...newange guluma
Omutima guluma..
Baibe... newange guluma
Omutima guluma..
Eee... newange guluma
Omutima guluma..
Baibe... newange guluma
Bandana kukubo kwenjera
Nfanana nga alumbidwa
Ekisujja
Ndinga eyalwadde ekiyongobero
Omutima guluma...
Oohh gujude musayi
Gujude biwundu
Nebuza lwaki Lwaki
Tonyanhukula eee
Omutima guluma..
Eee...newange guluma
Omutima guluma..
Baibe... newange guluma
Omutima guluma..
Eee...newange guluma
Omutima guluma..
Baibe... newange guluma
Mukwano njagala nkugambe
Nti wotali mbera bubi
Era njagala nkutegeze
Wotali nsula bubi
Ongamba omutima gusula eno
Nogwange gusula eyo
Guba guluma eyo
Nga nogwange guluma...
Omutima guluma
Baibe... newange guluma..
Omutima guluma..
Eee..newange guluma
Omutima guluma..
Baibe.. newange guluma..
Omutima guluma..
Eee.. newange guluma
Mpurila bawana Cancer kuluma..
Naye omutima guluma
Mpurila bawana sirimu kuluma..
Naye omutima guluma
Mpurila bawana pressure kuluma...
Naye omutima guluma
Mpurila bawana Ebola kuluma..
Naye omutima guluma
Naye ekirwade kyomukwano
ekiruma omutima kyekisinga
kyekisinga
ekirwade kyomutima
Walayi kyekisinga
kyekisinga.....
Eeee Omutima guluma..
Eee...newange guluma
Eee Omutima guluma..
Baibe newange guluma
Eee Omutima guluma..
Eee...newange guluma
Omutima guluma..
Baibe newange guluma