Oba ani eyayiya omwenge
Oba ani eyaleeta endongo
Yena eyayiya omwenge
Agwaana kuwa kiraabo
Yayiyaaaa
Oba ani eyayiya omwenge
Oba ani eyaleeta endongo
Yena eyayiya endongo
Agwaana kuwa kiraabo
Yayiyaaa
Haaahaa
Abantu basula tebatidde
Bagunywa mpaka kechenge
Bazinna nga abanafa
Banyumirwa nsimbi zabwe
Nze mundeke nvimbe
Nze mundeke nyumilwe
Nze mundeke njyoge
Obulamu bwensi bumpi
Haahaa
Everybody agamba nve kuchupa
Nze sijja kuva kuchupa
Nze sijja kuva kuchupa
Mpaka yesu bwalidda
Oba ani eyayiya omwenge
Oba ani eyaleeta endongo
Yena eyayiya endongo
Agwaana kuwa kiraabo
Oba ani eyayiya omwenge
Oba ani eyaleeta endongo
Yena eyayiya endongo
Agwaana kuwa kiraabo
Haahaa
Tusula tufunya migongo
Bwebatusalako ekigambo
Bwebatukubako obulango
Okulya sente simusango
Everybody agamba nve kuchupa
Nze sijja kuva kuchupa
Nze sijja kuva kuchupa
Mpaka yesu bwalidda
Oba ani eyayiya omwenge
Oba ani eyaleeta endonga
Yena eyayiya omwenge
Agwaana kuwa kiraabo
Oba ani eyayiya omwenge
Oba ani eyaleeta endongo
Yena eyayiya endongo
Agwaana kuwa kiraabo
Fetubeera mu kukubwa kwoka
Nga Bwetunywa ki bear kyaffe
Nebiwaala nebitusabako
Naffe netugabaako
Mukibaala tuba twanyumye
Nga tukubye ekikumba kyaffe
Buli omu aba yanyumye
Okulya sente simusango