Obuwoomi bwo bwa ssukka
Omukwano gwo ngwe sunga
Ndi mu bw'engula ompanisse eyo
High Grade
Njagala nkulabe
Mu Kateteeyi Kali
W'okambala mpuliira nffa, mnn
Ntwalako eyo
Mu bw'engula oba
Nkweyitire malaika ah ah abasinga
Guno omutima gwange gu kwagala
Wansi we njuba yegwe gwe ndaba
When you shake your bumber
Ontwala la la
I confess I love you
Remember me when you're down
Nkulowozeeko mu town
Nkwagala nnyo you're mine, eh eh ehh
Yegwe ampa Amannyi
Nkole Osanyuke nnyo mu mukwano
Mu musaayi wa mbunna by'ebyange
Obuwoomi bwo bwa ssukka
Omukwano gwo ngwe sunga
Ndi mu bw'engula ompanisse eyo
High Grade
Obuwoomi bwo bwa ssukka
Omukwano gwo ngwe sunga
Ndi mu bw'engula ompanisse eyo
High Grade
Yegwe gwe Nalota nga ku mawanga
Kati olabye otya akawetta w'enkakuwa
Nina Essuubi Naawe mu guno omukwano
Ssembera tugabane Amakula g'enina eno
Buli kyoyagala yoya n'ebweba Bima
Naye entegekka zange za Kuwa Hammer
Kiri mu Glass oli mulungi Tinah
Nsazeewo nkukume wadde mu Summer
Remember me when you're down
Nkulowozeeko mu town
Nkwagala nnyo you're mine, eh eh ehh
Yegwe ampa amannyi
Nkole Osanyuke nnyo mu mukwano
Mu musaayi wa mbunna by'ebyange
Obuwoomi bwo bwa ssukka
Omukwano gwo ngwe sunga
Ndi mu bw'engula ompanisse eyo
High Grade
Obuwoomi bwo bwa ssukka
Omukwano gwo ngwe sunga
Ndi mu bw'engula ompanisse eyo
High Grade