(intro) Abadde katondaLamech Woods Arturo A Rinex productionPower RecordsVerse 1Munaku mu ssanyu mukuseka mukulumwaObadewo kitangeMunzikiza mu ttaalaObadde mwesigwaYensonga lwaki nkutenda, Yensonga lwaki nkusinzaAnti oli mukwano gwangeAbalala basinza bidongo gyembeela Beesiwa emyenge bade mu mbeelaNebeelabila Yesu abaagalaNze nno olwamusembeza, YaneewunyisaAnfudde oluyimba kati ntambula nyimbaNga nyimba haaChorusNti abadde ani, Abadde ani, Abadde ani Anjagala bwatyo(abadde katonda, katonda, katonda haa) Nti abadde ani, abadde ani, abadde ani Anjagala bwatyo(abadde katonda, katonda, katonda haa) Verse 2Bwenemelerwa ngumaKumaviivi gange nga nfukamira nsabaMulindilira nnyo siva kumulamwaManyi nti mukaseera katono anampa kunsekoNaawe bwolemelerwa gumaKumaviivi go agoNgo'fukamira osabaMulindilire nnyo tova kumulamwaManya nti mukaseera katono onafuna ensekoYeeeTakoowa teyelabira (Teyelabira) Takoowa tabongoota (Tabongoota) Akwaagala nga bwooliKabujelege eyo gyooliOlimuwanguzi wadde olabanga aluddeBwanaakuwa oluyimba Olitambula oyimbaEhhh ngo'yimbaLalalalalala.... LahChorusNti abadde ani, Abadde ani, Abadde ani Anjagala bwatyo(abadde katonda, katonda, katonda haa) Nti abadde ani, abadde ani, abadde ani Anjagala bwatyo(abadde katonda, katonda, katonda haa) BridgeVerse 3Essuubi elitatuuka okimanyiLisundiikiliza emeemeNaye guma togwaamu maanyiBwabaanga yaviirayo oliNaawe alikuviirayo enkyaJust be alittle patient You gatta be a little bit patientBwanaakuwa oluyimbaOlitambula oyimbaEehh ngo'yimbaRepeat chrous to fadeWritten by Lamech Woods Arturo (c) 2017