Nkwetaga - Radio and Weasel (Goodlyfe)

Nkwetaga

4.2 of 5 stars
134 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nkwetaga Lyrics

[Intro][Weasel]I need you sister, me need youMe need you brother, me need youMe need you friend, me need youYou know I can’t live without youTell dem[Verse 1][Radio]Omusomes’asomesa omusawoOmusawo atukub’akayisoTukule tugulire jajja akafalisoJajja atund’emidalizoEmidalizo ku gomesi ya mummyAmapesa ku kanzu ya daddyDaddy azimb’enyumba biriMummy adunde ente ne mbuziMbuzi tuzitwale ku butcher ewa SuulaSuula affunez’abana JumaBana Juma bano aba mulilwanaBakwano ba Sente ne HabbaEkibato kyakono tekikuba mungalo, kyokaaa..Bwokulembera ngangoberera ntwalaaa..(Chorus X2)[Radio]NkwetagaNawe onetagaTwetaga buli omu yetaga mune[Verse 2][Weasel]Bwetukwatagana tukizimbaTuffukan’abalala bakiyolaSsekinomu bamunyomaKamukamu kwemugandaNga seminti na nkokotoNg’emisumali ne mbawoEkyangwe kuta mumugongoNebwe kusa ngu munyagoMama kabandi kundongoKankutwale mundongoNjagala kunyige obusomyoMpaka munyingoNjagala nkwebaz’engatoNkutwale mundongoNjagala kunyige obusomyoGwe! Mpaka munyingo(Chorus X2)[Verse 3][Radio]Ou la laNze nkasim’elinya kwenga bwozimbaTuffunewo manure kuv’ewa mulilwanaMulilwan’alinayo ebisolo byabadde alundaNga bulijjo anonya manure jaana mu-dumpingaManure gwana dumpinga tuyinza okukozessaTujjimuse ebissagazi tuli ffuna gwe tuli biguuza[Weasel]Like a mother needs a father to mother youLike a brother needs a sisterA brother needs somebody sick to healWe need each otherEverybody needs one anotherYou’re my sister, you’re my brotherNo one should hurt one anotherYou’re my father, you’re my motherEverybody needs one anotherLike birds of a feather together(Chorus X2)[Outro]Kati oli bwayimba tumuwagireByayimba nabalala bibanyumireAkungany’esimbi bamusasuleSeminti gwotunda muguleEkiyumba kye kyenkoko akimaleAmajji agenkoko atundeRevenue omusolo e’collectingeX2

Top Songs

Kagwirawo