Nteredde - Bobi Wine ft Nubian Li

Nteredde

4.6 of 5 stars
527 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nteredde Lyrics

Nsaba mbere bbawo
Bambi nsaba mbere bbawo

Lwenkulabye nze nsiba nteredde
Lwesikulabye nze mba nga eyalwadee
Yegwe andwaza yegwe
Era yegwe antereza yegwe
Yegwe andwaza yegwe
Era yegwe antereza yegwe

Luli nalinga sirina mukwano
Naye nze bukya nkulaba nafuna
Era nalinga simanyi mapenzi
Naye nze bukya nkufuna nayiga
Wallai nalinga nkubwanyo ladi
Naye nze bukya nkufuna nasala
Era nalinga nkyanga abakyala
Naye nze bukya nkufuna
Wanfuula musajja wadembe
Eyali ayomba nenfuuka wasimbo
Eyali alwana nenfuuka wadembe
Ah nefujjo nendisa kunkondo

Lwenkulabye nze nsiba nteredde
Lwesikulabye nze mba nga eyalwadee
Yegwe andwaza yegwe
Era yegwe antereza yegwe
Yegwe andwaza yegwe
Era yegwe antereza yegwe (Woman)

Amasanyu genfunye gankute kubanga oze
Kotuse my babe nze olwo nteredde
Nobuzina bwensomba mbusomba lwa gwe
Girl, olwa leero nze onkyamudde
Enviiri zona nze zinsasamadde
Enyindo namatu bimangaladde
Nemisuwa gyange nze jinkakanyadde
Girl, olwa leero nsubaladde

Adyeri ninkugonza ebyekiru
Nkugonza nkutware mubakayikuru
Abakayikuru bakubwe akakuru
Kati kino kyengamba
Mukwano nsaba mbere bbawo
Wadde nga ontunuliza zalawo
Yeki olumyanga banobo
Awo oba obuzabuza nfayo

Kati kimanye omutima gumba nga lwazi bwoba tondi wano
Naye woja babe ngonda nga mazzi, bwoba ontudde wano
Newemba nanyize gwe onsanyuse
Newemba nanyize gwe onsirisa
Wolwawo okuja nze ontiisa
Girl, nkusaba tonfisa

Luli nalinga sirina mukwano
Naye nze bukya nkulaba nafuna
Era nalinga simanyi mapenzi
Naye nze bukya nkufuna nayiga

Adyeri ninkugonza ebyekiru
Nkugonza nkutware mubakayikuru
Abakayikuru bakubwe akakuru
Kati kino kyengamba
Mukwano nsaba mbere bbawo (nsaba mbere bbawo)
Bambi nsaba mbere bbawo (nsaba mbere bbawo)

Top Songs

Kagwirawo