Beera Nange - Sheeba Karungi

Beera Nange

4.1 of 5 stars
618 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Beera Nange Lyrics

Intro:SheebahNessimQueen KarmaTNSOh wattKyenva nkuyita bebi bebi kubanga gyendi waakazaalibwaAte nnagenda nensangibwa nga ssimanyi kunonooza bye ssaalabaYour love is unbelievable unstoppable unconditionalByonna mbikola lwakuba nga onkakasizzaNti oli wange personalChorus:Nkwagala bitasangikaBambi beera nangeWadde nga abalala bakwefasaBagaane beera nangeNkwagala bitasangikaBambi beera nangeWadde nga abalala bakwefasaBagaane beera nangeVerse IMazima wandya obwongoMu bya love ndi zzontoKyenva ssimanyi bya kkookoonyoSikuwanvuya toli ofwono opondo ohYou're the ringtone pon mi phone callNkuwulirira wala mu ankleNga tuli babiri kaba kavimboNga Beyonce ne Jayz mu lombo ohHook:Luli ggwe wali ongambaNkuwunyira bulungi nga rose flowerNaye ggwe mazzi gennaabaOntukuza bulungi era sikukyawaChorus:Nkwagala bitasangikaBambi beera nangeWadde nga abalala bakwefasaBagaane beera nangeNkwagala bitasangikaBambi beera nangeWadde nga abalala bakwefasaBagaane beera nangeVerse IISisisinkananga muntu nga ggwe mu binyonyi Ku ttale oli nnyangeYe kiki kyekiriba nkwesambeSembera wano omutima gwegwagaddeSisirango sisirangoTukola love tetukola misangovva Ku bigambo action and blownkulaga mukwano sikuba bulangoHook:Luli ggwe wali ongambaNkuwunyira bulungi nga rose flowerNaye ggwe mazzi gennaabaOntukuza bulungi era sikukyawaNkwagala bitasangikaBambi beera nangeWadde nga abalala bakwefasaBagaane beera nangeNkwagala bitasangikaBambi beera nangeWadde nga abalala bakwefasaBagaane beera nange

Top Songs

Kagwirawo