Xerox on the MICP.K. Pan di BeatWe run it.. Inspiration fi Generation![chorus×2]Topowa!Gwe nyikira kupambana luliba olwo no'kikwata abalabi nebakwewunyaTopowa!Buno obukya buziba saba Omutonzi kubanga Yyenyini byona[Verse 1]Olugendo luwanvuOtendewalidwa Oyagala kuwanikaGw'asembye line mpanvuBewasanga bakulekawo Abajja bebakuyitako Toli mwavu Omutwegwo gwe mwavuYou Better kick off yo blanket, rise and seek a better lifeSet yo eyes beyond Ebikulemesa Nelwezibuze welabe nga muwanguziTogwamu esuubiAkaserako kalituukaEbintu nebikyuuka Nebolaba abalina enyinji akasente kali ka kulembeka,Kati bebazigaba...[chorus×2][Verse 2]Waliyo bano Abatakwagaliza nakalungi munsiBakulemesaBanyumirwa nyo nga oli wansiBano bamagengere abatawa nakitiibwa MasengereBakulinze odde mukyaalo olwo babinuke amasejereNegwolina ewaka Naye bamukonjera ebigambo aduke, akuleke, osigale bwa peke basekeTobafaako sigala nga otoba, sigala nga Opambana bafuwire ndiga mulele nga osongaMi nuh Care what dem fools Talk about me,After all its Jah with ma Final say[Chorus ×2][Verse 3(Closing Phase)]Bakunyoma, Bakuvuluga, Bakujerega,Tebamanyi ki kyoliba Better Hustle hard make yo ends meet Make yo dream come true One day you'll live a better life!Lyrical Genius Nkuba bili seriousNonya future abalala bawanikaNze nyongera kaluba